Wanjawulo - Sheem Mwanje, Rickman Manrick

Wanjawulo Lyrics

Sheem Mwanje, Rickman Manrick - Wanjawulo Lyrics

Haa haa haa, Fine African diva
Baby, Rickman

Nina obubaka njagala bukutukeko nga bidongo
Nga bw'ompulira
Oyanguwa n'oyitawo nga kalango
Omanyi bw'ombula
Mbulwa n'agantambula gwe mugongo
Ndi wuwe by da way
Ne mu territory zze nze asulayo

Nkusaba bikula omutima
Olabe agufuga 
Oouu teri mulala nobody no other
Eno gwe afuga
Yes yo ma lover
Teri mulala nobody no

My baby, wanjawulo maama (nalina kusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye musiima)
Alina omutima gwanjawulo, gwanjawulo omwana (nalina gusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye musiima)

Oli nsonga
Endetera okulya omuyembe n'enguwulira ng'omucungwa
Okikola otya
Ekindetera okuwulira ng'ambuguma munda mu misuwa
Walungiwa n'okataga
Era obulungi bwo bunkuba kawowo ng'achai w'omujajja
Ondi very far
Sembera wano
Omponye ekunta
Nkusaba bikula omutima
Olabe agufuga
Teri mulala nobody no other
Eno gwe avuga
Yes yo ma lover
Teri mulala nobody no

My baby, wanjawulo maama (nalina kusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye musiima)
Alina omutima gwanjawulo, gwanjawulo omwana (nalina gusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye musiima)

N'omweru akimanyi nti engo nkambwe ku mwana gwayo
Zimusanze oyo ali kigezaako
Sikulimba sikusagisa nze ndi mubuzawo
Ndi muliisa olubirango

Kubanga ku gwe teri kyesisobola kkola, uuh
Eri ggwe n'ebyokkugamba tebimbula, oouu

Nsaba bikula omutima
Olabe agufuga
Teri mulala nobody no other
Eno gwe avuga
Yes yo ma lover
Teri mulala nobody no

My baby, wanjawulo maama (nalina kusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye musiima)
Alina omutima gwanjawulo, gwanjawulo omwana (nalina gusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye musiima)

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z