Economy - Jiran Seyn
Economy - Jiran Seyn

Economy

48 views

Economy Lyrics

Jiran Seyn - Economy Lyrics

Gyogenda nze eyo gyogenda
Gyodenda nze eyo gyoge, gyoge

Economy esuse esuse
Kati nonya visa
Bwoba olina gyogenda twala nze
Tufune kubazungu
Enjala esuse esuse
Era ngenda ku kyeyo
Ki Uganda kiganye twala nze
Tulye ku zaaba zungu come on now

To to to to to to to
Tondeka nze tondeka
To to to to to to to
Tondeka nze don't leave me

Eyo gyogenda nze nina yo esuubi, esuubi
Eyo gyogenda nze nina yo esu, esuubi
I can not live in this economy
Nga silinaamu na connection
Eyo gyogenda nze nina yo esu, esuubi

Sponsor
Sponsor

Nkulabula bwondeka
Nga nfunayo nga nfunayo sponsor
Abazungu bangi ku otters
N'abagaga bangi basiiba mu kikuubo
Gwe manya omugongo nze ngulina
Ekiwato kigonda ojje okebere
My baby bwosiima nze nkulina
Awo tuba tugenda USA
So come on now

To to to to to to to
Tondeka nze tondeka
To to to to to to to
Tondeka nze don't leave me

Eyo gyogenda nze nina yo esuubi, esuubi
Eyo gyogenda nze nina yo esu, esuubi
I can not live in this economy
Nga silinaamu na connection
Eyo gyogenda nze nina yo esu, esuubi

Sponsor
Sponsor

Gyogenda nze eyo gyoge gyoge
Gyogenda nze eyo gyoge gyoge

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z