Mohammed Allah Waswallama
Gwe wampa ye saver, ye comforter
Gwe wamponya obwami bu Avatar
Bye weekoza nootolya mangada
Ono gy’asula ekkubo ly’akwata lidda Ntebe
Nawamba ekisenge kye
Ndi kyewaggula naye omukwano gwe gundeka sseke
Nzije tukube emmese
Mohammed Allah Waswallama
Gwe wampa ye saver, ye comforter
Gwe wamponya obwami bu Avatar
Bye weekoza nootolya mangada
Guli wano omutima gundi wano
Ye ne bwe tuyuza amasuuka gago
Anything that you need in my love
Nze byonna digital, analog
Gu, gu, gunnyongere naawe
To tonkaayanya
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula
Gu, gu, gunnyongere naawe
To tonkaayanya
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula
Sorry baby mpa company
Come over and eat my money
You know baby am di central
Gwe wekka gwe mpa my body
You know me inner
Gwe ampimira
Byentiribiza manya yeggwe abikira
I’m your diva
Tuzannyise ekiriba
I’m deep in love and I deserve a keeper
Ogukyunyiza bwereere
Okyali mu kuzannya bya ndege
My babe, mumbeere
Ssi kukuno okuwooma kw’entende
Gu, gu, gunnyongere naawe
To tonkaayanya
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula
Gu, gu, gunnyongere naawe
To tonkaayanya
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula
Mohammed Allah Waswallama
Gwe wampa ye saver, ye comforter
Gwe wamponya obwami bu Avatar
Bye weekoza nootolya mangada