Another deal done
Ma baby njokutuliya chinni
Uhnayoyote makyoyangu namakini
Nikki wana wewe siyo masikini
Tai yangu emeguwa kini
BA malaika Baku kubira obugalo
Ne leero nzikiriza katonda
Atonda nnyo yakola ekibalo
Guno omukwano nga guwooma guwooma nnyo
Gunelumye obugalo
Owulunga nkupenda nnalo
Nkusaba okole bwotyo nga nze (eh)
Nali mugezi gezi naye nakusiliwara
Nkuffa nkuffa
Njagala ne bw'otajja kuziika
Nkuffa nkuffa
Okwekyawa tekiri mumateka
Time after time baby ebyo bye njagala
Ebyadala onkyamula
A balala ba dala
Time after time baby ebyo bye njagala
Onsobola bali nabaleka tebabisobola
Newonvuga kilalu nga yenze navigate, sifaayo
Newemba goal keeper wo nga yeggwe defender sitya nnyo
Abamu mbu bagoba maali
Ogwa kumutuufu nadda ku alaali
Engeri gye nkumatira darlie
Ali mwesimba taligwa mugaali
Mukwano ku guard maziima
Nkuffa nkuffa
Njagala ne bw'otajja kuziika
Nkuffa nkuffa
Okwekyawa tekiri mumateka
Time after time baby ebyo bye njagala
Ebyadala onkyamula
A balala ba dala
Time after time baby ebyo bye njagala
Onsobola bali nabaleka tebabisobola