Nkusoma olinga chapter mu Duetronomy (Hit Boss)
Buno butwa bwa mmese somako olabe (Hit Boss)
Chemical Ali Nicer no apology (Hit Boss)
Pallaso, Mimi the Billion Kampala
Oli bad, oli bad, oli bad kaliba
Oli defender William Saliba
Ndi machine yo gwe ankanika
Laba nsaasira nkwetega ng’eyadiba (ekiki gwe?)
Engalo zikwateko wano (ekiki gwe?)
Body yo gisembeze wano (ekiki gwe?)
Surfing sir bad man murder
Omuloodi wange n’ebyamazina tondaga (go low, go low)
Nzikirira ddala wansi ayi (go low, go low)
Nkuba Umeme n’osannyalala (go low, go low)
Kiss ku mimwa grill n’ogikomba (go low, go low)
Mulimu gwe nasigaza kubamba (go low, go low)
Bagamba mbu oyagala nnyo malidadi, eh
(Njagala nnyo malidadi)
Bulamu bwo mbulwanira nga bodyguard, eh
(Malidadi bodyguard)
Bagamba mbu oyagala nnyo malidadi, eh
(Laba omubiri malidadi)
Bulamu bwo mbulwanira nga bodyguard, eh
(Malidadi bodyguard)
Bw’oyagala malidadi
Teruba lugezigezi
Ng’osobola malidadi
Njagala ka ku makya nze
Omwana ono agaba sugar
Mbu akola wa Madhivani
Endabirwamu nze eŋŋamba njaka
Bwotagezaako oba osigadde mabega
Owa minzaani yo gipimise enjaga
Nze ne minzaani ya Katonda emmala (go low, go low)
Nzikirira ddala wansi ayi (go low, go low)
Nkuba Umeme n’osannyalala (go low, go low)
Kiss ku mimwa grill n’ogikomba (go low, go low)
Mulimu gwe nasigaza kubamba (go low, go low)
Bagamba mbu oyagala nnyo malidadi, eh
(Njagala nnyo malidadi)
Bulamu bwo mbulwanira nga bodyguard, eh
(Malidadi bodyguard)
Bagamba mbu oyagala nnyo malidadi, eh
(Laba omubiri malidadi)
Bulamu bwo mbulwanira nga bodyguard, eh
(Malidadi bodyguard)
Yeddira bucaafu akabbiro bujama
Agenda n’e Bulaaya n’ayiga olusama
Bbugubbugu ssi muliro tegumuchoma
Bbugubbugu ssi muliro (go low, go low)
Nzikirira ddala wansi ayi (go low, go low)
Original bling bling you’re bad (go low, go low)
When you drop it I pick it up (go low, go low)
Go low, go low
Go low, go low
Go low, go low
Go low, go low
Go low, go low
Go low, go low
Bagamba mbu oyagala nnyo malidadi, eh
(Njagala nnyo malidadi)
Bulamu bwo mbulwanira nga bodyguard, eh
(Malidadi bodyguard)
Bagamba mbu oyagala nnyo malidadi, eh
(Laba omubiri malidadi)
Bulamu bwo mbulwanira nga bodyguard, eh
(Malidadi bodyguard)