Gundi (Remix) - Mimi Kampala (feat. Kapeke)
Gundi (Remix) - Mimi Kampala (feat. Kapeke)

Gundi (Remix)

52 views

Gundi (Remix) Lyrics

Mimi Kampala (feat. Kapeke) - Gundi (Remix) Lyrics

(intro)

Mohammed Allah Waswallama
Hi Hi Hit Boss
Gwe wampa ye saver, ye comforter
Kapeke yah nuh say
Gwe wamponya obwami bu Avatar
Bye weekoza nootolya mangada
Oh my God Bomba made my Beat

(verse)

Ono gy’asula ekkubo ly’akwata lidda Ntebe
Nawamba ekisenge kye
Ndi kyewaggula naye omukwano gwe gundeka sseke
Nzije tukube emmese
Mohammed Allah Waswallama
Gwe wampa ye saver, ye comforter
Gwe wamponya obwami bu Avatar
Bye weekoza nootolya mangada
Guli wano omutima gundi wano
Ye ne bwe tuyuza amasuuka gago
Anything that you need in my love
Nze byonna digital, analog

(chorus)

Gu, gu, gunnyongere naawe
To tonkaayanya
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula
Gu, gu, gunnyongere naawe
To tonkaayanya (naawe)
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula (Kapeke)

(verse)

Gundi, gundi
Oli lucky gundi
Ofunye nze gundi atalikukuba biŋŋuumi
Do me, do me
Do me like I do you
Buli wootunula nze nno nkutuka bitundu
Nnyabo
Mukisa nno gukukutte ogudde mu bisawo
Bwe nkumala nkuddamu era nkukuba double
N’akayimba kenkakoze nkusaza nsalo
Kilimanjaro
Tondeka, tondeka eh
Sikuleka, tondeka eh
Ebikunyiiza, ndibireka eh
Tuli baka, dembeka

(chorus)

Gu, gu, gunnyongere naawe
To tonkaayanya (naawe)
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula (naawe)
Gu, gu, gunnyongere naawe
To tonkaayanya
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula

(verse)

Sorry baby mpa company
Come over and eat my money
You know baby am di central
Gwe wekka gwe mpa my body
You know me inner
Gwe ampimira
Byentiribiza manya yeggwe abikira
I’m your diva
Tuzannyise ekiriba
I’m deep in love and I deserve a keeper
Ogukyunyiza bwereere
Okyali mu kuzannya bya ndege
My babe, mumbeere
Ssi kukuno okuwooma kw’entende, eh

(chorus)

Gunnyongere naawe
To tonkaayanya (naawe)
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula (naawe)
Gu, gu, gunnyongere naawe
To tonkaayanya
Gundi bw’onta nkole ntya?
Laba, yeggwe antaanula

(outro)

Mohammed Allah Waswallama
Gwe wampa ye saver, ye comforter
Gwe wamponya obwami bu Avatar
Bye weekoza nootolya mangada

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z