Aaah, A-A-Aroma
Aaah, T-T-TNS
Aaah, Nessim Pan Production
Hello darlie
Osula otya gy'oli eyo ebweru
Osula otya ye mu mbeera eyo
Oh, nange nga ndi eno nkulowooza
Okuva lwe wagenda sitereranga
Ndowooza kimu Jeff olidda ddi
Bwe ntunulira eziyita mu bbanga
Ndowooza nti gwe wuyo
Ŋŋenda nentya n'olumu nga ndowooza
Mu zinadda mukwano onobaamu
Zivaawo ne zigenda nsigala awo bwentyo ndi mu bulumi obutategerekeka
Essimu ngikuba teyitamu
Ate lweyitamu mukwano evavaako
Lweteredde data naggwako
Ne zenkubisa essimu ne zigwako
Mpulira bubi bwe mba nga sikulaba
Nga ate okwogerako naawe kizibu nnyo
Nnemereddwa love ensusse ko
Wakiri ntwala eyo mpone
Guma guma darling, ndi wuwo tofaayo
Guma guma darling, nkomawo eyo gy'oli
Kammale ebyetaago
Kammale ebyetagisa
Mukwano topapapapa otyo byendiko eno byaffe naawe
Gyembadde nzekka abantu nga bankinye abo
Nga bansendera abasajja mbuno bankwane
Nga bwe baŋŋamba nti wafuna na dda eyo
Kye kyamala amanyi wonsangidde nga nawumula
Ekyo ekikulu bantuyanyiza nti abavva ebweru
Nti abazungu ku basajja batusingako
Mbu buli kalina muba omulungi nga amusiimye
Kyova olaba bakkiriza abagenda ebweru tebadda eno
Guma guma darling, ndi wuwo tofaayo
Guma guma darling, nkomawo eyo gy'oli
Kammale ebyetaago
Kammale ebyetagisa
Mukwano topapapapa otyo byendiko eno byaffe naawe
Nga nsanyuse okukulaba obwedda ndaaga
Iiiiih, nga ndowooza mukwano bakutwala dda
Nga nyomba ate nga bwenkaaba
Nga nyiziira wogidde bambi mponye dear
Guma guma darling, ndi wuwo tofaayo
Guma guma darling, nkomawo eyo gy'oli
Kammale ebyetaago
Kammale ebyetagisa
Mukwano topapapapa otyo byendiko eno byaffe naawe