Mumasekati - Aroma
Mumasekati - Aroma

Mumasekati

30 views

Mumasekati Lyrics

Aroma - Mumasekati Lyrics

Kiri mu makati awo
Yoo eddie dee ginkubire
Ginkubire mu masekati kati awo
What brought connection baby dat de reason
Kiri mu makati awo
Am in trouble trouble trouble trouble boy
Mu masekati kati awo
Wantuuza baibe, агоma
Gwe tebakugezesa
By'okozesa bikozese kuba ekituufu toli drug abuser...Aah
Era bwombuuza ekyali source of attraction

Kiri mu makati awo
Entabwe weeva n'ejaddu lyo lisibuka
Kiri mu makati kati awo
Mu kiwato kyo oh my my mya
Kiri mu makati awo
Entabwe weeva n'ejaddu lyo lisibuka
Mu masekati kati awo
Mu kiwato kyo oh my my my

Nasooka na kuwakana
Nga mpakana lwa butamanya
Nga ntya omutima ojjakugumenya nkogge
Bampite omulwadde wa malaria
Ayi, ayi, ayiii!
Nava dda nemu dilema
Kubanga okuzuunga kwo wagema
BA confused confuser bankema
Now I nolonger nolonger natema, aahh

Nga bwekyali mu masekati ga romeo & juliet
Nange anina bw'omu ati
N'ekyamakye nkimanyı omu nti

Kiri mu makati awo
Am in trouble trouble trouble trouble boy
Mu masekati kati awo
Wantuuza baibe, mmhnaa!

Kiri mu makati awo
Entabwe weeva n'ejaddu lyo lisibuka
Kiri mu makati kati awo
Mu kiwato kyo oh my my mya

Ekikunjagaza okuuma ebyaama
Wadde bangi bankema
Mbalaba bankuba obwaama
Baŋŋamba kukuleka
Nasooka na kuwakana
Nga mpakana lwa butamanya
Nga ntya omutima ojjakugumenya nkogge
Bampite omulwadde wa malaria
Ayi, ayi, ayiii!
Gwe tebakugezesa

By'okozesa bikozese kuba ekituufu toli drug abuser...Aah
Era bwombuuza ekyali source of attraction

Kiri mu makati awo
Entabwe weeva n'ejaddu lyo lisibuka
Kiri mu makati kati awo
Mu kiwato kyo oh my my mya
Kiri mu makati awo
Am in trouble trouble trouble trouble boy
Mu masekati kati awo
Wantuuza baibe, mmhnaa!

Kiri mu makati awo
(Herbert Skills pon dis one)
Mu masekati kati awo
Kiri mu makati awo
Mu masekati kati awo
Mmhnaa!

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z