Nze nakumala sirikuddira nze (Sha, Official, Aroma)
Nze nakumala sirikuddira nze (TNS, Shaq, Abo Ba Killer)
Manya ne by'ogera sibiwulira amatu eno gaziba (Shaq on De Beat)
Wangiwa amaziga notasasira nina agasangula
Ndekka ŋŋende nawona ntalo
Ne kukuliraana kimenya mateeka
Navva ku ddobo vuba mulala
Omuliro wazikiza nebagusessa
Oyagala onzize eyo gyenava nze sidda mabega, yeh!
Mbu kati oyagala kwetereza luli wali olinda ki, hey!
Nze nakumala sirikuddira nze
Nakumala sirikuddira nze
Mukwano nze sirikuddira nze
Ebya ddala sirikuddira, hm!
Nze nakumala sirikuddira nze
Nakumala sirikuddira nze
Mukwano nze sirikuddira nze
Ebya ddala sirikuddira
Kano katandika katandike, amaaso ku lutimbe, sure!
Kunyumirwa kati amakubo magule
Gwe ex kiwulire
Ebyali binyuma laba kati ate biluma, nsoberwa, yeh! (nsoberwa aah)
Obulamu bwo mu mazima nga bunyiga, komera (ayi yeeeh)
Oyagala onzize eyo gyenava nze sidda mabega, ah!
Mbu kati oyagala kwetereza luli wali olinda ki
Nze nakumala sirikuddira nze
Nakumala sirikuddira nze
Mukwano nze sirikuddira nze
Ebya ddala sirikuddira, hm!
Nze nakumala sirikuddira nze
Nakumala sirikuddira nze
Mukwano nze sirikuddira nze
Ebya ddala sirikuddira
Manya ne by'ogera sibiwulira amatu eno gaziba
Wangiwa amaziga notasasira nina agasangula
Kano katandika katandike, amaaso ku lutimbe, sure!
Kunyumirwa kati amakubo magule
Gwe ex kiwulire
Ndekka ŋŋende nawona ntalo
Ne kukuliraana kimenya mateeka
Ebyali binyuma laba kati ate biluma, nsoberwa, yeh! (Sakata)
Nze nakumala sirikuddira nze (nakumala)
Nakumala sirikuddira nze (nakumala sirikuddira)
Mukwano nze sirikuddira nze (nze nakumala)
Ebya ddala sirikuddira, hm! (nakumala sirikuddira)
Nze nakumala sirikuddira nze (nakumala)
Nakumala sirikuddira nze (nakumala sirikuddira)
Mukwano nze sirikuddira nze (nze nakumala)
Ebya ddala sirikuddira (nakumala sirikuddira)
Nakumala
Nakumala sirikuddira
Nakumala
Nakumala sirikuddira
Nakumala
Nakumala sirikuddira
Nze Nakumala
Mukwano nze sirikuddira