Newadeyo - Aroma
Newadeyo - Aroma

Newadeyo

35 views

Newadeyo Lyrics

Aroma - Newadeyo Lyrics

Tolina woota
Aroma romantic
Tolina wootantuuka
Bw’oba nga wooli, wendi eeh
Bw’oba nga wooli nze wendi, eeh
Artin on the Beat

Bandiba baakumpimako baabuwe yeah eh
Ne bwe bansiba
Amaaso ne bansaba nkwawule yeah eh
Era nsobola
Walaayi nsobola
Nsobolera ddala okukikola nsobola
Nsobolera ddala okukwawula nsobola
Nsobolera dda okukikola
Nze ndaba nsobola

Neewaddeyo okuggya ku mulamwa gwo
Ogoberere ogwange
Neewaddeyo okyusa embeera zo
Otwale ezange
Neewaddeyo okuggya ku mulamwa gwo
Ogoberere ogwange
Neewaddeyo okyusa embeera zo
Otwale ezange

Kuba mu head, on shoulders, knees and toes
Tolina wootantuuka
Be my Jack I’ll be your Rose
Tolina wootantuuka
Head, shoulders, knees and toes
Tolina wootantuuka
Be my Jack I’ll be your Rose
Tolina wootantuuka
Onkuba nga njaga eh
Yeggwe onondiisa eza rent
Onkamudde akatuuyo
Byonna on’obinkola

Neewaddeyo okuggya ku mulamwa gwo
Neewaddeyo okyusa embeera zo
Otwale ezange
Neewaddeyo okuggya ku mulamwa gwo
Ogoberere ogwange
Neewaddeyo okyusa embeera zo
Otwale ezange

Bw’oba nga wooli, wendi eeh
Bw’oba nga wooli nze wendi, eeh
Bandiba baakumpimako baabuwe yeah eh
Ne bwe bansiba
Amaaso ne bansaba nkwawule yeah eh
Era nsobola
Kuba mu head and shoulders, knees and toes
Tolina wootantuuka
Be my Jack I’ll be your Rose
Tolina wootantuuka
Head and shoulders, knees and toes
Tolina wootantuuka
Be my Jack I’ll be your Rose
Byonna on’obinkola

Neewaddeyo okuggya ku mulamwa gwo
Ogoberere ogwange
Neewaddeyo okyusa embeera zo
Otwale ezange
Neewaddeyo okuggya ku mulamwa gwo
Ogoberere ogwange
Neewaddeyo okyusa embeera zo
Otwale ezange

Onkuba nga njaga eh
Yeggwe onondiisa eza rent eh
Onkamudde akatuuyo
Byonna n’obinkola
Onkuba nga njaga eh
Aroma romantic
Onkamudde akatuuyo
Artin on the Beat

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z