Kugwe Kwesiva - Aroma, Liam Voice
Kugwe Kwesiva - Aroma, Liam Voice

Kugwe Kwesiva

33 views

Kugwe Kwesiva Lyrics

Aroma, Liam Voice - Kugwe Kwesiva Lyrics

Voice Boy, Aroma
Agamba agamba romantic

Mu butuufu okinkoledde, okinkoledde
Omponyezza nteredde
Nzenna nteredde (Artin on the beat)
Baby we nakusangira
Nga baakulumya my love
Ng'ojjudde ekikangabwa
Nga ŋŋenda yo ekiraga
Ne bw'olaba nkaaba tukimekinze my love oh
Nkutaddeko akamwenyu nkusanyukirako my love
Nandibaddewo ntya nze atamanyi kuyomba? (Sisobola)
Even if to save my life (Sisobola)
Nkaabawo bukaabi walaayi (Sisobola)
Nandibaddewo ntya nze atamanyi kulwana? (Sisobola)
Even if to save my life (Sisobola)
Nzimbawo walaayi (Sisobola)

K'okyadde ewaffe
Ku gwe kwe siva
Baby k'okyadde ewaffe
Ku gwe kwe siva
Kentuuse ewammwe
Ku gwe kwe siva
Eeh my love kentuuse ewammwe
Ku gwe kwe siva

Olindekera ani?
Munnange nga bw'ondaba
Ndi kasajja katono
Hakuna tabu
Munnange nga bw'ondaba
Gwe watondebwa oli mulungi
Emikisa gy'abakwagala olina mingi
Naye ate nze, oooh
Nze munnange gw'olaba
Nali n'omutima gwaguba
Ng'ensi najiggyako amaanyi, yeah
Kubanga baali bambala nga gwe
Beeyisa nga gwe
Boogera nga gwe
Nga basajja era nga gwe
Level
Naye obaswazizza
Wakwata lumu omutima n'ogumpa
B'obanja basasula n'ozimpa
Ombeereddewo my babe
Twafuuka omu muntu wange
Wakwata lumu omutima n'ogumpa
Be mmanja basasula ne nzikuwa
Ombeereddewo my babe
Ombeereddewo my babe

K'okyadde ewaffe
Ku gwe kwe siva
Baby k'okyadde ewaffe
Ku gwe kwe siva
Kentuuse ewammwe
Ku gwe kwe siva
Eeh my love kentuuse ewammwe
Ku gwe kwe siva

Nandibaddewo ntya nze atamanyi kuyomba? (Sisobola)
Even if to save my life (Sisobola)
Nkaabawo bukaabi walaayi (Sisobola)
Nandibaddewo ntya nze atamanyi kulwana? (Sisobola)
Even if to save my life (Sisobola)
Nzimbawo walaayi (Sisobola)

Olindekera ani?
Munnange nga bw'ondaba
Ndi kasajja katono
Hakuna tabu
Munnange nga bw'ondaba
Gwe weesiimye oli mugagga
Emikisa gy'abakwagala olina mingi
Naye ate nze, nooo

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z