What!
Ono Chemical Ali Nicer
A Deal Done, weeeee
Waliwo ekiteeso ku mmeeza
Omanya nasuze mu kidongo ku nkya nga tondabyeko kajonjo
Mazina g’ekiro ganjigiriza eby’okwebaka emisana nga akawundo
Otegedde side kwengwa
Ggwe nebwongeya tekindya
Nze omu kw’abo maama beyandabulako ababbaala n’ebibinja
Mu muziki tonkima tonkimayo
Maama tonkima
Koona ggwe
Nze ennaku endala nzirumba naye mpozzi Monday yentama nga nsumagira
Ffe abadigize twasabye nti gavumenti
Muyaaye oteesa otya
Nti Monday bajigatte ku weekend
Wallai oteesezza
N’abasoma nebasaba nti gavumenti Muyaaye oteesa otya
Lwaki ne Friday tojigatta ku weekend
Wallai oteesezza
Babaka ba today enteesa kibulamu mpagira bantu bange
Obuwanvu bwa weekend kibulamu njagala nnyo nkyakyankye
Gwe laba ekiwato ky’ekyenje
Nze mu bya dance obeera ondeese
Tulimu party n’ossaawo embeera nebw’oba boss obeera ontuuse
Siri mubbi teri ancheckinze
Mulaba n’enziga mpakinze
Nsitukiddemu saalinze
Kimuli kya party nanti nze
Ffe abadigize twasabye nti gavumenti
Muyaaye oteesa otya
Nti Monday bajigatte ku weekend
Wallai oteesezza
N’abasoma nebasaba nti gavumenti Muyaaye oteesa otya
Lwaki ne Friday tojigatta ku weekend
Wallai oteesezza
Mu nnaku z’okukola buli muntu eno life emutwala lile kaasa
Alina ez’okuluma nga alina agaluma oba omunenya ki yebbaaza
Mu muziki tonkima tonkimayo
Tonkima tonkima
Koona ggwe
Nze ennaku endala nzirumba nalo mpozzi Monday yentama nga nsumagira
Mu muziki tonkima tonkimayo
Maama tonkima
Koona ggwe
Nze ennaku endala nzirumba naye mpozzi Monday yentama nga nsumagira
Twende twende party
Twende twende party
Twende twende party
Ba Sheebaholics bantutte
Twende twende party
Twende twende party
Twende twende party
Ba insiders bantutte