Mmm
Mutonzi waffe Yaasalawo
Lwaki bewawa ekyagulanyi bakukuba bidandi
Lwaki akusaba ku wizi ayenda omuwe kidondi
Bw’osirika akweta munhoomi
Bw’oyogera bakweta muyombi
(Coffe Shop)
Ono Ash pon di beats on the beat yeah ne mukano musambi (Kikidem)
Mubuluma buno
Mpaawo atalina ntalo
Byakulwana masajja mukwasi yasalawo agumire embalu
Wano ku nsi
Mpaawo atalina ntalo
Abatusabira batono abangi bakolima naye era
Katonda waffe yaasalawo
Mutonzi waffe yaasalawo
Katonda waffe yaasalawo
Mutonzi waffe yaasalawo
Katonda waffe yaasalawo
Mutonzi waffe yaasalawo
Katonda waffe bwaggulawo
Katonda waffe yaggalawo era
Era
Muna tidonda
Muna tisaaga mungu akola
Tiri kasaadha
Ndiku omusaadha emundu akuba
Ebimu nze saabyegomba
Bulamu bwabinsanza
Ahh sabyegomba
Bulamu bwabinkwanga
Alhamdulillah
Eno ensi bweyeeyolese bwennina ojjijjukira
Alhamdulillah
Bulamu bwendimu ebirungi n’ebibi binnyumira
Alhamdulillah
Eno ensi
Mpaawo atalina ntalo
Abatusabira batono abangi bakolima naye era
Kikulume
Nebwewandibadde super tall
Tosobola kulingiza tomorrow
Kikulume
Gwewagamba nti alifa lukyolo
Kikolimo akibwatula tomorrow
Lwaki bewawa ekyagulanyi bakukuba bidandi
Lwaki akusaba kuwuzi ayenda omuwe kidondi
Muna tidonda
Muna tisaaga mungu akola
Tiri kasaadha
Ndiku omusadha emundu akuba
Ebimu nze saabyegomba
Bulamu bwabinsanza
Wadde nga era
Abatusabira batono abangi bakolima naye era
Mutonzi waffe yaasalawo