Star gyal
Tusaana zi award
Hey Se — Hey Sekret
Mugigi gwa ffe tukole fujo, eh
Tusaana z'award
Abaana mukole efujjo (Mutwale zi award)
Ab'efitina kiri kitya eyo
Ba gundi musaana yo ka award
Naffe aba nyirira ennyo ooh (ndowooza tusaana yo award)
Nze nemanyi nze nemanyi bitya
Siwulira, ne wombulirira, oh oh oh ooh
Abalina empisa mukikola mutya
Ekintu ky’empisa mukikola mutya, oh oh oh ooh
Mbu sibuuza gw’ombuuza ddi?
Mbu sibuusa gw’ombuusa ddi?
Mbu tekazaala tekafuna lubuto
Offaki gwe abimbuuza ozaala ddi?
Bbo ba tukula, balinga mata
Kale ffe tuddugala, mibiri bagikozesa
Gye gibagaggawaza
Kale ggwe weekumi wekiba kikutaasa
Mugigi gwa ffe tukole fujo, eh
Tusaana z'award
Abaana mukole efujjo (Mutwale zi award)
Ab'efitina kiri kitya eyo
Ba gundi musaana yo ka award
Naffe aba nyirira ennyo ooh (ndowooza tusaana yo award)
Abagagga b'omugambo, abasala omugambo
Musaana ki award
Abakola emigongo, ng'ofuna mu mugongo
Nammwe mwetaaga zi award
N'owange anesunga kuba nnunga
Nga gundi netaaga yo award
Bassakala tekiŋŋana ku chillinga
Nabadde awo nondetera award
Ne ex yekyanze, alowooza y'asosse zimusanze, eh eh!
Eno twetala nga nkwali
Gwe atwepankako kukuleka okoye (fire!)
Mugigi gwa ffe tukole fujo, eh
Tusaana z'award
Abaana mukole efujjo (Mutwale zi award)
Ab'efitina kiri kitya eyo
Ba gundi musaana yo ka award
Naffe aba nyirira ennyo ooh (ndowooza tusaana yo award)