Stock Mpya - Spice Diana
Stock Mpya - Spice Diana

Stock Mpya

39 views

Stock Mpya Lyrics

Spice Diana - Stock Mpya Lyrics

Bwe mmulaba nti ne nfa
Wololo
Waguan
Stock
Wololo
Nze yansona nga sniper
Wololo
Bassboi

Njagadde ono bali mbagaanye
Nze kyova olaba era mmuwaanye
Ye mutuufu yeye abisaanye
Ono baby bali nkumuunye, eh eh
Na buli gwe nagamba nti mmwagala nnyo nali mmukinye, eh
Ekituufu abalaze nti mwaloba nnyo ono omwana abasoonye, eh

Eno love mpya (eno mpya)
Ndi ku stock mpya (stock mpya)
Eno ebintu bipyapyapyalala pya
System mpya (eno mpya)
Ndi ku stock empya (stock mpya)
Maama ndi ku stock empya
Natikkudde stock empya
Kambalage ku stock empya
Mpya ttuku stock empya

Ebyo bye mundaba odduma
Omwana antabula bingi baaba
Waliwo ne webisukka onnyuma
Nkizudde y’alina ebiwooma
Love bw’asaba mmuwa
Ye ate munandoopa wa?
Ankwatako n’afuuwa n’oluwa
Sigenda naye ono ŋŋende wa?
Eeh, ono mupya bwe new
Nze sanditagadde I wish I knew before
Tuli musekuzo na kinu
Nze okwogera ebingi love mpya (eno mpya)

Ndi ku stock mpya (stock mpya)
Eno ebintu bipyapyapyalala pya
System mpya (eno mpya)
Ndi ku stock empya (stock mpya)
Maama ndi ku stock empya
Natikkudde stock empya
Kambalage ku stock empya
Mpya ttuku stock empya

Bwe mmulaba nti ne nfa (wololo)
Bw’ambula ku maaso ne nfa (wololo)
Nze yansona nga sniper (shaa!)
Yanjiisa saliva (maama nze)
Na buli gwe nagamba nti mmwagala nnyo nali mmukinye, eh (mmulimba gwe)
Ekituufu abalaze nti mwaloba nnyo ono omwana abasoonye, yeah
Love bw’asaba mmuwa
Ye ate munandoopa wa?
Ankwatako n’afuuwa n’oluwa
Sigenda naye ono ŋŋende wa?

Ndi ku stock mpya (stock mpya)
Eno ebintu bipyapyapyalala pya
System mpya (eno mpya)
Ndi ku stock empya (stock mpya)
Maama ndi ku stock empya
Natikkudde stock empya
Kambalage ku stock empya
Mpya ttuku stock empya

Aah ah, stock
Aah ah, stock
Wololo, stock
Wololo
Mpya, mpya, mpya
Stock
Stock (mpya ttuku)
Stock (stock mpya)
Stock

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Spice Diana Lyrics

Show all →

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z