Nvaako
Nze tonnesibaako
Ate sigaba masanyalaze (Ennyama)
Kubanga namwe lwe mwagalina temwampa (Big Davie Logic to the World)
Ffena tugafiirwe
Oba olina akabina ko ggwe kakankanye (uuh)
N'atalina magumba kale gakankanye
Ndeka nzine amazina nze mpambanye
Ebizibu byenina mbikankanye
Ebintu by'okukyakala ggwe bya company (uuh)
N'eyayise mu kituli afuna company
Ffe tweyagalamu kati mutusasire (mmh)
Abatwogerako ebibi ebyo bibaddire
Kati nno sunda sunda ebina, sunda
Nkusaba sunda ebina
Bw'okwata ekyaana kikube gear, kikube
Nsaba kikube gear
Ffe tulya nnyama y'abatalya nnyama
Omuziki nnyama y'abatalya nnyama
Genda obuuze ne Ssenga Kulannama
Omuziki nnyama y'abatalya nnyama
Ffe tunywa njaga y'abatanywa njaga
Omuziki njaga y'abatanywa njaga
Genda obuuze ne rasta e'Busabala
Omuziki njaga y'abatanywa njaga
Enjaga enjaga y'abatanywa njaga
Omuziki njaga y'abatanywa njaga
Ennyama ennyama y'abatalya nnyama
Muziki nnyama y'abatalya nnyama
Baby bw'ozina bw'ozina kaggula
Omutima mpulira nti nno guggula
Wandiisa biki oba kasambula
Yeggwe antuuza wano butatambula
Kati nno sunda sunda ebina, sunda
Nkusaba sunda ebina
Bw'okwata ekyaana kikube gear, kikube
Nsaba kikube gear
Ffe tulya nnyama y'abatalya nnyama
Omuziki nnyama y'abatalya nnyama
Genda obuuze ne Ssenga Kulannama
Omuziki nnyama y'abatalya nnyama
Ffe tunywa njaga y'abatanywa njaga
Omuziki njaga y'abatanywa njaga
Genda obuuze ne rasta e'Busabala
Omuziki njaga y'abatanywa njaga
Oba olina akabina ko ggwe kakankanye (uuh)
N'atalina magumba kale gakankanye
Ndeka nzine amazina nze mpambanye
Ebizibu byenina mbikankanye
Enjaga enjaga y'abatanywa njaga
Omuziki njaga y'abatanywa njaga
Ennyama ennyama y'abatalya nnyama
Muziki nnyama y'abatalya nnyama
Ebintu by'okukyakala ggwe bya company
N'eyayise mu kituli afuna company
Ffe tweyagalamu kati mutusasire
Abatwogerako ebibi ebyo bibaddire
Ffe tulya nnyama y'abatalya nnyama
Omuziki nnyama y'abatalya nnyama
Genda obuuze ne Ssenga Kulannama
Omuziki nnyama y'abatalya nnyama (Ava Peace beibe)
Ffe tunywa njaga y'abatanywa njaga
Omuziki njaga y'abatanywa njaga
Genda obuuze ne rasta e'Busabala
Omuziki njaga y'abatanywa njaga