Empisa - Ava Peace
Empisa - Ava Peace

Empisa

601 views

Empisa Lyrics

Ava Peace - Empisa Lyrics

Wulira (Eyo Montez)

Katonda bw'akuwa obwaavu nakugatako entondo abakkubye balayi
Ovanga ne ku bwaavu obukusengula ewamwe ogende ne Japan (Foxy)
Nze kangumire ewaffe sirigenda ku mawanga kudda na biwaani
Nowalampa bannobo nga ne gyemuva ewamwa ebula n'akagali (wulira)

Bano akaliro kabatuuse
N'abamu bagenda na kulaaya
Speed bevuga misinde
Endowooza zaabwe zo za bayudaaya (koona)

Ng'oyagala kumalako eno, yiga mpisa
N'abamu byetufunye eno, kanya mpisa
Bugagga babuwakula omwo, yiga mpisa
Manya ettuttumu mwe liva omwo, lwa mpisa

Ng'oyagala kumalako eno, yiga mpisa
N'abamu byetufunye eno, kanya mpisa
Bugagga babuwakula omwo, yiga mpisa
Manya ettuttumu mwe liva omwo, lwa mpisa

Musajja mukula nga tolina mpisa, hee!
Ne by'otamanyi byonna nobinayiza (bigaanye)
Abatakuliiko nobabukira
Yeggwe alonda naabo abasibye ekira (Ndawusi)
Okeera ku bimeeza notuula
Buli akuyitako era novoola
Abakusingako abo nokolima
Okopa Kasuku akantu kaakulema

Manya ettuttumu mwe liva omwo, lwa mpisa (JahLive)

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Ava Peace Lyrics

Show all β†’

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z