Ofa - Ava Peace
Ofa - Ava Peace

Ofa

494 views

Ofa Lyrics

Ava Peace - Ofa Lyrics

Ava Peace beibe
TNS
Kingdom

Worry no my baby nga ndi naawe sikukolera bubaddi
Bano abalala kigagi nze ndimu sukari nasibuka Kagadi
Onyirira eby'enkya n'ebya leero
Tukutwaleko oba olwa leero
Kiriza tuzine ku kimbeewo
Tulumye abo abatusabira tuveewo

Yeah yeah
Blessing to your papa and mama
Baakola omulimu munene baaba
Ebyanga era manya kati yeggwe abisaana
Nze nakuwadde n'omutima twaala

Bw'ompaako ofa
Ku love bw'ompaako ofa (tokodowala)
Mbuuza bw'ompaako ofa (ye ye)
Ku love bw'ompaako ofa (nayise wala)
Baibe bw'ompaako ofa
Ku love bw'ompaako ofa (tokodowala)
Mbuuza bw'ompaako ofa (baibe)
Ku love bw'ompaako ofa (nayise wala)

Yeggwe eyankuba
Tewali mulala, (eh eh)
Tewali mulala
Bwe natambula
Saalaba mulala (eh eh)
Saalaba mulala

Kati nze ki love kinenye
Kyankalanya nga akubye ebidde
Njagala tube naawe everyday
Bw'ondekawo era nkunyigidde

Yeah yeah
Blessing to your papa and mama
Baakola omulimu munene baaba
Ebyanga era manya kati yeggwe abisaana
Nze nakuwadde n'omutima twaala

Bw'ompaako ofa
Ku love bw'ompaako ofa (tokodowala)
Mbuuza bw'ompaako ofa (ye ye)
Ku love bw'ompaako ofa (nayise wala)
Baibe bw'ompaako ofa
Ku love bw'ompaako ofa (tokodowala)
Mbuuza bw'ompaako ofa (baibe)
Ku love bw'ompaako ofa (nayise wala)

Worry no my baby nga ndi naawe sikukolera bubaddi
Bano abalala kigagi nze ndimu sukari nasibuka Kagadi

Yeggwe eyankuba
Tewali mulala, (eh eh)
Tewali mulala
Bwe natambula
Saalaba mulala (eh eh)
Saalaba mulala

Onyirira eby'enkya n'ebya leero
Tukutwaleko oba olwa leero
Kiriza tuzine ku kimbeewo
Tulumye abo abatusabira tuveewo

Bw'ompaako ofa
Ku love bw'ompaako ofa (tokodowala)
Mbuuza bw'ompaako ofa (ye ye)
Ku love bw'ompaako ofa (nayise wala)
Baibe bw'ompaako ofa
Ku love bw'ompaako ofa (tokodowala)
Mbuuza bw'ompaako ofa (baibe)
Ku love bw'ompaako ofa (nayise wala)

LMS

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Ava Peace Lyrics

Show all β†’

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z