Ava Peace, Chameleone
Katonda bw'akuwa obwaavu nakugatako entondo abakkubye balayi
Ovanga ne ku bwaavu obukusengula ewamwe ogende ne Japan ggwe
Nze kangumire ewaffe sirigenda ku mawanga kudda na biwaani
Gwe nowalampa bannobo nga ne gyemuva ewamwa ebula n'akagali (wulira)
Bano akaliro kabatuuse
Mbu n'abamu bagenda na kulaaya
Speed bevuga misinde
Endowooza zaabwe zo za bayudaaya (koona)
Ng'oyagala kumalako eno, yiga mpisa
N'abamu byetufunye eno, kanya mpisa
Bagagga babuwakula omwo, yiga mpisa
Manya ettuttumu mwe liva omwo, lwa mpisa
Ng'oyagala kumalako eno, yiga mpisa
N'abamu byetufunye eno, kanya mpisa
Bugagga babuwakula omwo, yiga mpisa
Manya ettuttumu mwe liva omwo, lwa mpisa
Musajja mukula nga tolina mpisa, hee!
Ne by'otamanyi byonna nobinayiza (bigaanye)
Abatakuliiko nobabukira
Yeggwe alonda naabo abasibye ekira (Ndawusi)
Okeera ku bimeeza notuula
Buli akuyitako era novoola
Abakusingako abo nokolima
Okopa Kasuku akantu kaakulema
Bano akagatto kabatuuse
N'abamu bagenda na kulaaya
Speed bevuga misinde
Endowooza zaabwe zo za bayudaaya (koona)
Ng'oyagala okumalako eno, yiga mpisa
N'abamu byetufunye eno, kanya mpisa
Bugagga babuwakula omwo, yiga mpisa
Manya ettuttumu mwe liva omwo, lwa mpisa
Ng'oyagala kumalako eno, yiga mpisa
N'abamu byetufunye eno, kanya mpisa
Bugagga babuwakula omwo, yiga mpisa
Manya ettuttumu mwe liva omwo, lwa mpisa
Katonda bw'akuwa obwaavu nakugatako entondo abakkubye balayi ggwe (walayi)
Ovanga ne ku bwaavu obukusengula ewamwe n'odduka e Toronto ggwe (Canada)
Nze kangumire ewaffe sirigenda ku mawanga kudda na biwaani
Nowalampa bannobo nga ne gyemuva ewamwa ebula n'akagali
Musajja mukula nga tolina mpisa, hee!
Ne by'otamanyi byonna nobinayiza (bigaanye)
Abatakuliiko nobabukira
Yeggwe alonda naabo abasibye ekira (Ndawusi)
Okeera ku bimeeza notuula
Buli akuyitako era novoola
Abakusingako abo nokolima
Okopa Kasuku akantu kaakulema
Ng'oyagala kumalako eno, yiga mpisa
N'abamu byetufunye eno, kanya mpisa
Bugagga babuwakula omwo, yiga mpisa
Manya ettuttumu mwe liva omwo, lwa mpisa
Ng'oyagala kumalako eno, yiga mpisa
N'abamu byetufunye eno, kanya mpisa
Bugagga babuwakula omwo, yiga mpisa
Manya ettuttumu mwe liva omwo, lwa mpisa (JahLive)