Yeah yeah
Ava Peace beibe (Mello kill it)
Oh beibe bebe bebe (Nessim Pan Production)
Obadde nga wa, obadde nga wa
Nga ngwa mu gano agayaaye g'e Kampala, boyi
Gaasoma kuleega nkaka
Kyoka nga gwe galiko ndi kyatika, yee!
Gwe gira nosembera abo bafere babeere wala, eeeh!
Jangu eno nosenguka nze eno gyembeera tewaba kudaaga
Bwojja, omutima gumbuguma
Bwojja, omutwe ne gunewuuba
Bwojja, tondekanga tonkutula
Bwojja
Wotoli nze ntaawa
Wotoli nze ndwaala
Kaabe sukari akaawa
Wotoli nze ndwaala
Wotoli nze ntaawa
Wotoli nze ndwaala
N'omusawo akiŋŋamba
Wotoli nze ndwaala
Yoono abasooka gwe bagamba nti ali ŋŋonza
Yadde nepanka
Naye byakyuka ono yantuuka munda
Oli mulungi mata
Mpambatira, nkwata nga mwana kyatika
Ye oba okikola otya omutima gwonna okuguwamba
Batenda soda kuwooma
Tebalozangako ku buwoomi obwaddala
Bwojja, omutima gumbuguma
Bwojja, omutwe ne gunewuuba
Bwojja, tondekanga tonkutula
Bwojja
Wotoli nze ntaawa
Wotoli nze ndwaala
Kaabe sukari akaawa
Wotoli nze ndwaala
Wotoli nze ntaawa
Wotoli nze ndwaala
N'omusawo akiŋŋamba
Wotoli nze ndwaala
Obadde nga wa, obadde nga wa
Nga ngwa mu gano agayaaye g'e Kampala, boyi
Gaasoma kuleega nkaka
Kyoka nga gwe galiko ndi kyatika, yee!
Ogira nosembera abo bafere babeere wala, eeeh!
Jangu eno nosenguka nze eno gyembeera tewaba kudaaga
Bwojja, omutima gumbuguma
Bwojja, omutwe ne gunewuuba
Bwojja, tondekanga tonkutula
Bwojja
Wotoli nze ntaawa
Wotoli nze ndwaala
Kaabe sukari akaawa
Wotoli nze ndwaala
Wotoli nze ntaawa
Wotoli nze ndwaala
N'omusawo akiŋŋamba
Wotoli nze ndwaala
Wotoli nze ndwaala
Wotoli nze ndwaala
Wotoli nze ndwaala
Wotoli nze ndwaala