A Kin Bella
Wano ku Prime
O ... Oppe
Mmmh maama nyabo nze ono andaludde
Si ka love Peter mutadde
Wabula tekiba ekirwadde
Njoya sweet we buli kadde
Bamunuuna buli kadde
Mpa ka gum nga muzudde
Sweet size kyeekyo dede
Bwomulozako you must go crazy
Oli wa nnyo
Ondaga amaanyi
Kyokka nga baby ndi mukyaala w'abandi
Kibe ku lo
Kyaama kya babiri
Sikeera baby nga mbiwulira egindi
Sweet sweet sweet sweet
Sweet wo yasuuka obuwoomu
Big big big big
Big boom yo yasuuka obuwoomu
Sweet sweet sweet sweet
Sweet wo yasuuka obuwoomu
Big big big big
Big boom yo yasuuka obuwoomu
Yenze amanyi ekiri mu ttu
Ono omwana kyankola mu nju
Ne gyagenda tatuuka mangu
Nyumirwa engeri gyaseesa mu [?]
Oh my oh my lover
Sweet wo wanjawulo
Ki doctor ya annimba
Mbu ayonoona n'amanyo
Oli wa nnyo
Ondaga amaanyi
Kyokka nga baby ndi mukyaala w'abandi
Kibe ku lo
Kyaama kya babiri
Sikeera baby nga mbiwulira egindi
Sweet sweet sweet sweet
Sweet wo yasuuka obuwoomu
Big big big big
Big boom yo yasuuka obuwoomu
Sweet sweet sweet sweet
Sweet wo yasuuka obuwoomu
Big big big big
Big boom yo yasuuka obuwoomu (Herbert Skills pon dis one)
Eeh
A Kin Bella
Wano ku Prime
Mozy Wryta
Bamunuuna buli kadde
Mpa ka gum nga muzudde
Sweet size kyeekyo dede
Bwomulozako you must go crazy
Oh my oh my lover
Sweet wo wanjawulo
Ki doctor ya annimba
Mbu ayonoona n'amanyo
Oli wa nnyo
Ondaga amaanyi
Kyokka nga baby ndi mukyaala w'abandi
Kibe ku lo
Kyaama kya babiri
Sikeera baby nga mbiwulira egindi
Sweet sweet sweet sweet
Sweet wo yasuuka obuwoomu
Big big big big
Big boom yo yasuuka obuwoomu
Sweet sweet sweet sweet
Sweet wo yasuuka obuwoomu
Big big big big
Big boom yo yasuuka obuwoomu