A Dis a Legend Production
A Kin Bella
Small Big Girl
Bano ba mikono gum
Tubalumbye na busungu
Atabisobola abiveemu
Gundi! Tonyumya nga tolinaamu
Ebilord ebisinga mwana bifere
Bikisubiza nga ne mu walet temuli
Bitwefassa kubanga ffe bimuli
Eeeh!
Bwoba tolina motoka ondabisa
Tolina money nze ondabisa
Kyoba omanya ndi wakabi okamala
Mmmh, nkusaba tondabisa
Bwoba tolina motoka ondabisa
Tolina money nze ondabisa
Kyoba omanya ndi wakabi okamala
Mmmh, nkusaba tondabisa
Ondabisa, ondabisa
Baby nkusaba nze tondabisa
Ondabisa, ondabisa
Baby nkusaba tondabisa
Nzijukira nakkwasa omutima lwe nakwesiga, eh
Nonjiya olutiko oluvanyuma lw'okunvuga
I wish I knew emotoka eyo teyali yiyo, eh
I wish I knew neyo ennyumba teyali yiyo
Onyumya bingi tolina bikolwa
Bi baby bye wessaako obirabisa
Weyisa sir ate wewola
Manya ekimotoka kibulamu makanika
Bwoba tolina motoka ondabisa
Tolina money nze ondabisa
Kyoba omanya ndi wakabi okamala
Mmmh, nkusaba tondabisa
Bwoba tolina motoka ondabisa
Tolina money nze ondabisa
Kyoba omanya ndi wakabi okamala
Mmmh, nkusaba tondabisa
Ondabisa, ondabisa
Baby nkusaba nze tondabisa
Ondabisa, ondabisa
Baby nkusaba tondabisa
Bano ba mikono gum
Tubalumbye na busungu
Atabisobola abiveemu
Gundi! Tonyumya nga tolinaamu
Onyumya bingi tolina bikolwa
Bi baby bye wessaako obirabisa
Weyisa sir ate wewola
Manya ekimotoka kibulamu makanika
Bwoba tolina motoka ondabisa
Tolina money nze ondabisa
Kyoba omanya ndi wakabi okamala
Mmmh, nkusaba tondabisa
Bwoba tolina motoka ondabisa
Tolina money nze ondabisa
Kyoba omanya ndi wakabi okamala
Mmmh, nkusaba tondabisa
Ondabisa, ondabisa
Baby nkusaba nze tondabisa
Ondabisa, ondabisa
Baby nkusaba tondabisa