Hmm
Kin Bella ye yeh
Wano ku Prime
Nessim Pan
Kankasuke ejjinja ndabe
Newaddeyo love kansabe
Kannumbe oba ngobwa ngobwe
Oba bangoba bangobe
Baby onkuba tomanyi bu vodka
Ggwe bw'olabika kuba kupakuka
Amaaso go ago magnet gasika
Ekindi ku mutima nze leero sikitereka
Ebirowoozo bimmekese olinga ligita
Ogugwo kunyirira ogwange gumu tuketa
It's only you my baby ebya ddala teri akufata
Kansiibe na maama leero nkugambe
Sikansonyi, eno mpisibwa bubi omukwano ompisa bubi boyi nsazewo kannumbe
Sikansonyi, omukwano guluma bubi omukwano guluma gumwagala kankimugambe
Sikansonyi, nze leero nina okweeta
Sikansonyi, omwangu enswa ya gitta
Sikansonyi, am in love with your body body
Sikansonyi, ensonyi tebazirya boyi
Bwemba wakkwagala baby onumya nkalamatta
Yenze akumatira era kyenva nkufata fata
Tebakama nte gyebatanaba kuwa biwaata naye
Pretty pretty boy you make me feel better
Omwana kanekaze mbimugambe
Bannange kanekaze mbimugambe nze
Nze nogeza obigaana nkaaba bwensiita
Nkuloota loota baby nga ggwe gwe nsuuta
Nze kasuka kasuka love gyenkeeta
Nze gira nenjooga
Nze kasita nkugambye
Sikansonyi, eno mpisibwa bubi omukwano ompisa bubi boyi nsazewo kannumbe
Sikansonyi, omukwano guluma bubi omukwano guluma gumwagala kankimugambe
Sikansonyi, nze leero nina okweeta
Sikansonyi, omwangu enswa ya gitta
Sikansonyi, am in love with your body body
Sikansonyi, ensonyi tebazirya boyi, sikansonyi