Kokonyo - Kin Bella
Kokonyo - Kin Bella

Kokonyo

29 views

Kokonyo Lyrics

Kin Bella - Kokonyo Lyrics

Hit Boss
A Kin Bella
Small Big Girl

Nze ntudde ku wankakiyo ssebo
Number emu nze tonfuula double
Si lunyiriri tebanzanya tepo
Nkulina omu sikugabana ssebo
Nze tompita fala
Nze ndi muliro nze kamukuuma
Ku tire
Body to body nze simutte nga
Bwampita simuva nze ku near ekyo never
Kabisa
Body to body every day we party

Allo allo
Allo allo
Leka nkuwe bino leka nkuwe ebiwooma
Tova wano
Tova wano
Yenze alimu baby, yenze alina ebiwooma (Eyo Montez)

My baby ko ko kokonya, nze amulina
Omulungi wa kuno yenze amulina
Ko ko kokonya, ggwe abilina
N'ebiruma bano ggwe abilina
My baby ko ko kokonya, nze amulina
Omulungi wa kuno yenze amulina
Ko ko kokonya, ggwe abilina
N'ebiruma bano ggwe abilina

Abakukya mbu baabo kekali butanda
Netubasanga kwoolwo tebaliba babanda
Mukwano gwenina nze sigugabana
Seefasa abaneyisa nze sikuzoleya
Side ki?
Yoya kati
Oyagala kunywa ndeete kika ki?
Njagala your energy
Nandi ki?
Gwe manya nkulina wano ku budget

Allo allo
Allo allo
Leka nkuwe bino leka nkuwe ebiwooma
Tova wano
Tova wano
Yenze alimu baby, yenze alina ebiwooma

My baby ko ko kokonya, nze amulina
Omulungi wa kuno yenze amulina
Ko ko kokonya, ggwe abilina
N'ebiruma bano ggwe abilina
My baby ko ko kokonya, nze amulina
Omulungi wa kuno yenze amulina
Ko ko kokonya, ggwe abilina
N'ebiruma bano ggwe abilina

Nze tompita fala
Nze ndi muliro nze kamukuuma
Ku tire
Body to body nze simutte nga
Bwampita simuva nze ku near ekyo never
Kabisa
Body to body every day we party
Side ki?
Yoya kati
Oyagala kunywa ndeete kika ki?
Njagala your energy
Nandi ki?
Gwe manya nkulina wano ku budget

Allo allo
Allo allo
Leka nkuwe bino leka nkuwe ebiwooma
Tova wano
Tova wano
Yenze alimu baby, yenze alina ebiwooma

My baby ko ko kokonya, nze amulina
Omulungi wa kuno yenze amulina
Ko ko kokonya, ggwe abilina
N'ebiruma bano ggwe abilina
My baby ko ko kokonya, nze amulina
Omulungi wa kuno yenze amulina
Ko ko kokonya, ggwe abilina
N'ebiruma bano ggwe abilina

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z