Ompugudu - Kin Bella
Ompugudu - Kin Bella

Ompugudu

30 views

Ompugudu Lyrics

Kin Bella - Ompugudu Lyrics

A Kin Bella
Wano ku Prime
Kris, eeh

Olina engeri gy'ompugudinga, ooh
Guno omutwe olina engeri gy'oguconfusinga
Ekyo kyonkola munda omukwano gwezimba, ooh
Ontambuliza ku remote, eh
Naye kiki onkola bwoti
Omutima oguleka ku set set
Nze onteeka mu kubukuta mode

Don't you put me in temptation
Nfudde eno teba illusion
Nandyagadde obe person wange
But you don't listen

Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde
Ompugudinga n'ompedde, eeh
Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde
Ompugudinga n'ompedde, mmh

Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde
Ompugudinga n'ompedde, eeh
Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde, aii!
Ompugudinga n'ompedde, eeh

Oba nfune emene
Oba government enjune
Oba nkole ensimbi nfune
Oba bwezinawera nkuwe, eh eh eh
Nze sandiyagadde lunaku lukye ojule, eh eh eh
Era singa kisoboka nandikukwese mu bire, eh eh eh
Kyova olaba njagala buli kyonsaba nkireete

Nze bwondeka obanga ampemudde
Simusango gwange gwe anyiridde
Nkwagala ekisusse nkizudde
Kyova olaba bwenkufunye ngaludde

My baby
Nkwagala nkfunye my baby
Addicted to your body
Njagala tube nga maama ne daddy, oh oh oh

Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde
Ompugudinga n'ompedde, eeh
Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde
Ompugudinga n'ompedde, mmh

Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde
Ompugudinga n'ompedde, eeh
Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde, aii!
Ompugudinga n'ompedde. Level!

Olina engeri gy'ompugudinga, ooh
Guno omutwe olina engeri gy'oguconfusinga, Kris

Nze bwondeka obanga ampemudde
Simusango gwange gwe anyiridde
Nkwagala ekisusse nkizudde
Kyova olaba bwenkufunye ngaludde

My baby
Nkwagala nkfunye my baby
Addicted to your body
Njagala tube nga maama ne daddy, oh oh oh

Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde
Ompugudinga n'ompedde, eeh
Ompugudu, mpugudu
N'ompedde, mpegedde
Ompugudinga n'ompedde, mmh

Mpugudu, mpegedde
Ompugudinga n'ompedde, aiya!
Artin on the Beat
Ompugudinga n'ompedde, aiya!

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z