Forbidden Love One - Hatim and Dokey (feat. Chemical Beatz UG)
Forbidden Love One - Hatim and Dokey (feat. Chemical Beatz UG)

Forbidden Love One

140 views

Forbidden Love One Lyrics

Hatim and Dokey (feat. Chemical Beatz UG) - Forbidden Love One Lyrics

Bino nno tebisesa 
Yaw
Pon di beat you know chemical Ali nicer

No love like forbidden love I promise 
You will notice
Just in case you don’t know this

Nkubuulira 
Yakulira mu gate
Ng’okusiima kwa bazadde be
Yasoma ebitabo yasanyusa ba teacher be
Bakozi baaliwo naye yayiga offumba eddigobe 
Omwana omulungi aba kyabugagga Kya bazadde be
Yali musirise 
Okwawuka ku baganda be
Naddala big sister we ewaka nga bamuyita ddebe 
Baamumanya nnyo 
Naye tebaamutegeera 
Olw’obysirise nga baagala nnyo omutegeerera 
Twayagalanako naye ewaabwe tebantegeera
Nebankubisa eyaabwe nga bw’obitegeera 
Nze eyali yala 
Gattako amaviiri Maama nti Shadia bulijjo naawe totegeera 
Lwenasooka okulaba ku zziga lya Shadia 
Nemugamba nja kuba fit
Tokitya dear
Buli musajja gweyaletanga nga bamugaana 
Balenzi baamuvaako nga tebakyamukwana 
Baamufunirayo gweyali talina kugaana nga nebw’amujooga anaamugambaki nga teyakwana 

Lwemwannemesa gwennali njagala 
Lwemwanneegaana
Ennaku yange n’essanyu lyammwe kw’olwo 
Lwebyasingaana 

Ko bbo 
Nti totandika kukolima wano omusajja yakola buli kyeyali yetema 
Mchwwww 
Obufumbo bwebuba guma 
Just mutuddiza kuzetuwaayo nga musoma 
Yaleka suicide note teyali mpanvu 
Taata mwebale butatukuliza mu bwavu 
Kyokka mungu ababikkirire emitima gyammwe myavu 
Mwannemesa bennayagalanga nti baavu 
Nkakasa baafuna kuba tebaali bagayaavu
Naye Kati laba bad luck
Si buli lunaku nti lwa muzungu na Bad Black
Gwenayagala mwamuyita kalenzi kataliimu naye gwemwanjagaliza mulwadde wa siriimu 
Sandikolimye singa temwabiriimu 
Ngenze naye mubalibasonyiwa siriimu 
Temwali nange mwali ku opponent team 

Nze manyi mutwagaliza birungi ba Taata ba Maama 
Naye olwa banandaba batya mutandise okukyama 
Omwana wo nga tali bulungi kikuume nga kyama 
Nebw’aba fine kibeerenga kyama 
Mutabuse nnyo ku mulembe guno 
Naye mbuuza obwavu busse bameka 
Mu mwaka guno 
Omwana bw’aleeta mwana munne nti omuzaale 
Baagalize emikisa 
Nga nelwebatakkaanyizza bakulaba ng’omusaale 
Kwekulaba emikisa 

Inna lillahi wa inna ilayhi
Rest in Paradise

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z