Lullaby lullaby singer
Tulo tulo kwata baibe
Only search for my love no longer
Woyi
Chemical Beats pon di ting deh
Happy African
Baibe embeera njiraba
Ekunyiga nkiraba
Nange embeera njiraba
Naye sikwagaliza kulaba
Manyi olinayo bewagamba
Nti yooyo yooyo
Nga nzuuyo
Alikusasulira amabanja
Kumbe n’akasaati onjoleza ka munuuna ntuuyo
Manyi olinayo bewagaana
Nti oyo oyo ye wuuyo
Webale walera abaana
Nga ndi ku kyekyo
Bibatu bisala ntuuyo
Nakugamba sirikudisapointinga
Namanya nafuna asinga
Ku lw’owomutima ogumanyi okukeepinga
Nentunnunsi eskipinga
I wanna be your sugar daddy some day
And take your financial stress away
I wannna be your sugar daddy
Before you give it up to somebody
Kusaba to never get tired
Before love worker gets fired
Nja kukola gyenkola nga bwenzifuna era nkuwa nze siripowa siriba retired
Mutima gwo okugumenya nga ntya
Ntyamu Nange
Ye ntya !
Bantumemu ku bigere e Kansanga
Kisingako okuba omulwadde mu stretcher
Lullaby lullaby singer
The night is coming sooner
Lullaby lullaby singer
Ain’t we late for the dinner
Brebengbengbengebeng
Nakugamba sirikudiappointinga ah
Sidduke kuweekeera
Kulw’owomutima ogumanyi okukeepinga
Kamu elandinga
See u wanna be your sugar daddy some day
And take your financial stress away
I wanna be your sugar daddy
Before you give it up to somebody