Wankyakala - Hatim and Dokey (feat. Winnie Nwagi)

Wankyakala Lyrics

Hatim and Dokey (feat. Winnie Nwagi) - Wankyakala Lyrics

(intro)

Whistle
Fire Baby

(verse)

Uhhm wandiika ku lupapula lwempita omutima
Byonna bingambe sikulumya
Mbisome sigenda na kutemya
Wandwala engeri gy'otasuubira kuwona
Ekyama ky'onkuumira kukuma
Osinifanye bayisikaali
Nze n'onkyanga ndikulabya maaso ana
Kuwa tamu kama asali
Negy'ontuma ndibulwa nebw'engaana
Ababanda nfubye okubeeresa
Erkutuusa nendiseereza
Nakusondera love nempeza
Najirabira na kuggwe neenjoza ah

(chorus)

Nze ggwe wankyakala
Wankyakala omubiri
Weejaga wankyakala omubiri
Wankuba
Wankykala omubiri
Gundi muli onsanyusa omubiri
Mba ndigida onkyakala omubiri
Wakuba x2

(bridge)

Nze Tonsima
Tonsimattuma n'omenyeka
Nze siri nnymba nti onsereka
Vva ku mutwe
Vva ku mutwe gwange
Tonsimattuka n'oomenyeka
Baiibe ggwe muze gwessireka
VVa ku mutwe
Vva ku muwe gwa
Vva ku muwe gwange
You're messing with my medulla
Ondi bust onfuukuula
Siteredde nwentuula
Tonsima
Tonsimattuka
Everyday on a regular
Nkuba busy
Paka nga ekintu kigguse
Yeye yeeah
Tonsima
Tonsima
Shwotime
Mpagira ggwe eyasalawo okuzikiza apetite ya ba deemu abalala
Munda munze
Njagala ggwe asobola okusitula omusajja eyeekwese eri munda munze
Njaggla ggwe eyansomako
Ah yuh ah rule over dem seh
Munda munze
Njagala ggwe asobola okusitula omu. .. (lauughter)

(chorus)

Nze ggwe wankyakala
Wankyakala omubiri
Weejaga wankyakala omubiri
Wankuba
Wankyala omubiri
Gundi muli onsanyusa omubiri
Mba ndigida onkyakala omubiri
Wakuba x2

(verse)

Firebebe
Ggwe nyini dairy mpa ku mata
Woman mi know seh mi charisma matter
Nga ka baby mu kizikiza mpaamanta bampe ku mataala
Ate nga ga kiragala
Bampalane nga mugagga w'eBusaala
Bonna babe nga beebuuza omullasi kyabala
Omubiri gwo nzee manyi bwenukyakala
Magumba kati gaweze kikumi ngabala
Ate sisudina towakana gwa ku kitanda
Nkuwe ka masage omuri yenze agukanda
Yenze anyumisa
Masanyu nze agakussa
Because ah dis ah dis ah
A dis a legend Production (ah)

(chorus)

Nze ggwe wankyakala
Wankyakala omubiri
Weejaga wankyakala omubiri
Wankuba
Wankyala omubiri
Gundi muli onsanyusa omubiri
Mba ndigida onkyakala omubiri
Wakuba x2

(bridge)

Nze Tonsima
Tonsimattuma n'omenyeka
Nze siri nnymba nti onsereka
Vva ku mutwe
Vva ku mutwe gwange
Tonsimattuka n'oomenyeka
Baiibe ggwe muze gwessireka
VVa ku mutwe
Vva ku muwe gwa
Vva ku muwe gwange

(outro)

Whistle with Happy african laughter
Happy African yeyeyeye

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z