(Nalokinga) eh yeah
(Nalokinga) Pawaboy Iiih (Mello kill it) eh eeh!
Olwalero nzize nkuwe
Buli ky'oyoya nzize nkuwe
Nebwewebowa mpita nzije
Kulusegere ndiba nzize nze
Oli mulungi my dear
Newe bakwambaza obudeeya
Osigala obasinga maama
Eeh wasukka maama
Nze nakwewa (nzenna)
Sikikweka (ah ah)
Siri kyusa
Remote yaggwamu dda amanda, eh
(Nalokinga) Nze naggalawo
(Nalokinga) N'omutima
(Nalokinga) Ogwange gwasalawo
(Nalokinga) eh eh
(Nalokinga) Nze naggalawo maama
(Nalokinga) N'omutima
(Nalokinga) Ogwange gwasalawo maama (Nalokinga)
Yeggwe gwe naloota entakera
Gwe nalinda entakera
Yadde abalungi bawera
Omulungi nga ggwe taliba
Yegwe gwenasiima abakira
Gwe nagamba abazadde nti ojja
Babatenda bageya
Ku bulungi bwo obwo ogeyawa
Oli mulungi my dear
Newe bakwambaza obudeeya
Osigala obasinga maama
Eeh wasukka maama
Nze nakwewa (nzenna)
Sikikweka (ah ah)
Siri kyusa
Remote yaggwamu dda amanda, eh
(Nalokinga) Nze naggalawo
(Nalokinga) N'omutima
(Nalokinga) Ogwange gwasalawo
(Nalokinga) eh eh
(Nalokinga) Nze naggalawo maama
(Nalokinga) N'omutima
(Nalokinga) Ogwange gwasalawo maama (Nalokinga)
Olwalero nzize nkuwe
Buli ky'oyoya nzize nkuwe
Nebwewebowa mpita nzije
Kulusegere ndiba nzize nze (2 Star)
Oli mulungi my dear
Newe bakwambaza obudeeya
Osigala obasinga maama
Eeh wasukka maama
Nze nakwewa (nzenna)
Sikikweka (ah ah)
Siri kyusa
Remote yaggwamu dda amanda, eh
(Nalokinga) Nze naggalawo
(Nalokinga) N'omutima
(Nalokinga) Ogwange gwasalawo
(Nalokinga) eh eh
(Nalokinga) Nze naggalawo maama
(Nalokinga) N'omutima
(Nalokinga) Ogwange gwasalawo maama (Nalokinga)