Tuli 5 & 6 - Pawaboy AB, Rekoda Feelingz

Tuli 5 & 6 Lyrics

Pawaboy AB, Rekoda Feelingz - Tuli 5 & 6 Lyrics

Mundeke muwane (hmm)
Kamuwe kubyange
Ebyobulungi yabimalayo yali abulako nze
Nzenzeka
Nebwomubuza amusingira (amusingira)
Everyday every night, omwana nsiiba mwesunga
Nti oba alyata omwana
Yasuze atya oli omwana
Everyday every night
Omwana nsiiba mwesunga (mwesunga)
Nti oba alyata omwana, yasuze ali omwana

Alitwawula aliba Walumbe eh
Nze naawe tuli 5&6
Mbeere kululwo obeere kulwange
Kagwake ketonye
Alitwawula aliba Walumbe eh
Nze naawe tuli 5&6
Mbeere kululwo obeere kulwange
Kagwake ketonye

Amazina gozina gatuula kungoma
Mbuuza oli waawa (Oli waawa yeah)
Amina wajjanga mukisa
Buli muwala akwekokkola
Bakutya nga akakokolo, wabalyako show

Nze naawe, (twatondebwakuba)
Nze naawe beibe, (twali bakuba)
Everyday every night
Omwana mbeera mwesunga (mwesunga)
Nti oba alyata omwana
Yasuze atya oli omwana
Everyday every night
Omwana mbeera mwesunga (mwesunga)
Nti oba alyata omwana
Yasuze atya oli omwana

Alitwawula aliba Walumbe eh
Nze naawe tuli 5&6
Mbeere kululwo obeere kulwange
Kagwake ketonye
Alitwawula aliba Walumbe eh
Nze naawe tuli 5&6
Mbeere kululwo obeere kulwange
Kagwake ketonye

Nze naawe, (twatondebwakuba)
Nze naawe beibe, (twali bakuba)
Everyday every night
Omwana mbeera mwesunga (mwesunga)
Nti oba alyata omwana
Yasuze atya oli omwana
Everyday every night
Omwana mbeera mwesunga (mwesunga)
Nti oba alyata omwana
Yasuze atya oli omwana

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z