Ngusobola - Pawaboy AB
Ngusobola - Pawaboy AB

Ngusobola

34 views

Ngusobola Lyrics

Pawaboy AB - Ngusobola Lyrics

Pawaboy, yeah (Mello kill it)

Nze kale nyimba ntya
Nesitenda bulungi bwo
Oba nkugambe ntya
Okitegeere nti wamalamu nze
Nze nina n'obujja ku necklace
Eri mbulago bwo obwo
Nga ngamba singa
Yenze abeera naawe buli wolaga
Nga tondeka
Eh, yeggwe nabakyala
Owabalungi bonna abakyala
Era, yeggwe abalwanya
Abasajja bonna obalwanya
Funakawo wonteeka mumutima gwo

Omutima bweguba gwajjula
Nkusaba lwakiri onyigeko awo mumawugwe
Nganze asengejja omukka gwossa (Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka (Gumpe ngusobola)
Nganze asengejja omukka gwossa, maama (Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka
Gumpe ngusobola

What a beauty
Obulunji bwo obwo ye ddiini
Jenzikiririzaamu my queen
Ojiranga nompaayo ka kiss (bwe mmwa)
Ndi ku lujji
Olwomutimagwo nkonkona gulawo nyingire
Eno empewo nyinji, wabweru nzigulira
You and I make a sweet couple
Mpa omukisa nkulage true love
Ogwange si bwendo si bwendo
Funakawo wonteeka mumutima gwo

Omutima bweguba gwajjula
Nkusaba lwakiri onyigeko awo mumawugwe
Nganze asengejja omukka gwossa (Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka (Gumpe ngusobola)
Nganze asengejja omukka gwossa, maama (Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka
Gumpe ngusobola

Nze kale nyimba ntya
Nesitenda bulungi bwo
Oba nkugambe ntya
Okitegeere nti wamalamu nze
Nze nina nobujja ku necklace
Eri mbulago bwo obwo
Nga ngamba singa
Yenze abeera naawe buli wolaga
Nga tondeka
Funakawo wonteeka mumutima gwo

Omutima bweguba gwajjula
Nkusaba lwakiri onyigeko awo mumawugwe
Nganze asengejja omukka gwossa (Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka (Gumpe ngusobola)
Nganze asengejja omukka gwossa, maama (Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka
Gumpe ngusobola

Yeggwe Nabakyala
Owabalungi bonna abakyala
Era, yeggwe abalwanya
Abasajja bonna obalwanya

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z