Yandalula - Pawaboy AB
Yandalula - Pawaboy AB

Yandalula

45 views

Yandalula Lyrics

Pawaboy AB - Yandalula Lyrics

Ayo Auto Notch
Pawaboy
Mello kill it, 2 Star

Namulaba lumu naye nawungamu essaawa (Yandalula nze)
Namusanga kiro naye wenamulaba bwakya (Yandalula nze)
Yanteeka mu ccupa nasanikira maama (Yandalula nze)
Namulaba lumu nawungamu essaawa (Yandalula nze)

Wohoo one day
Nasanga malaika on my way
Naye nga omwana yayase
Ngalabika UMEME lye linnya lye
Nemubuuza hello (anhaa)
Nsaba ku ka namba ko (aa ah)
Laba okubyewo ekigwo (otyo)
Leka tondekaawo naawe

Ono omwana atuyamba buyambi
Okubeera mu Uganda
Singa yagenda ddaa
Singa kati ali mu mawanga
Eno smile ye tomala gajisanga
Asinga naabo bebawaana
Mulungi yamenya mateeka
Yyenna oyo amundabiddeko amugambe gyendi
Byeyannunga byali serious
Ndi wansi ku maviivi iih!

Namulaba lumu naye nawungamu essaawa (Yandalula nze)
Namusanga kiro naye wenamulaba bwakya (Yandalula nze)
Yanteeka mu ccupa nasanikira maama (Yandalula nze)
Namulaba lumu nawungamu essaawa (Yandalula nze)

Wohoo one day
Nasanga malaika on my way
Naye nga omwana yayase
Ngalabika UMEME lye linnya lye
Nemubuuza hello (anhaa)
Nsaba ku ka namba ko (aa ah)
Laba okubyewo ekigwo (otyo)
Leka tondekaawo naawe

Yandalula nze
Yandalula nze
Yandalula nze
Yandalula nze

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z