Aah
Eeh
Trapex Boomin want some more nigga
Eh, Kapeke yah nuh say
Anti nkukwata mbadiya
Ppaka we tumalira
Kubanga n’omuko yakungabira
Nkulaba nno ana kwangalia
Nkukaabya analia
Mupiira ngukubya na kibaliya
Eh eh eh eh (ah)
Wamma wanika AK
Gwe gwe gwe (ah)
Wanika abaniga bette (wanika abaniga bette)
Eh eh eh eh (ah)
Wamma wanika AK (wamma wanika AK)
Gwe gwe gwe (ah)
Wanika abaniga bette (wanika abaniga bette)
Party hit mu Kimaanya mwetuli
Bwekiri tonyumya bupaatiri
Nze amanyi kye mmanyi era gwe amanyi
Eno tune ngikubye na Boomin
Bad mind kale, kale
Wali oyagala ndye ku ttale, ttale
Naye kati naawe okirabye, labye
Gwewajereganga ebipale, pale
Y’atandika party
Eh eh (ah)
Wamma wanika AK
Gwe gwe gwe (ah)
Wanika abaniga bette (wanika abaniga bette)
Eh eh eh eh (ah)
Wamma wanika AK
Gwe gwe gwe (ah)
Wanika abaniga bette (wanika abaniga bette)
Tonvunaana
Bwe nkukosa toninaana
Yadde ndi kilo ana
Nzitowa bukadde mwana
Gwe toleeta bad energy, eh
Gw’owalana ndudde naye, eh
Yadde oludde naye, eh
Naye nange ndudde naye, eh, eh
I’m a real bad man
Tommatira gwe amanyi
Nze n’ensi nagiggyako amaanyi
Tolina gwe ky’otugamba
Wano ffe tugamba
Ba fan bwe batugamba
Eh eh eh eh (eh)
Wamma wanika AK (wamma wanika AK)
Gwe, gwe gwe
Wanika abaniga bette (wanika abaniga bette)
Eh eh eh eh (ah)
Wamma wanika AK (wanika)
Gwe gwe gwe (ah)
Wanika abaniga bette (wanika abaniga bette)
Heh
Kapeke ndeese
Kapeke yuh know seh
Boomin
Hello