London - Kapeke
London - Kapeke

London

74 views

London Lyrics

Kapeke - London Lyrics

Eeh eh eh eh (Kapeke)
Your body kate enzirise (ndeese)
Olaba otya nga nze nkuleze (wewe)
Ssi na kaaki mmale nkumenye
Trapex Boomin want some more nigga
Oh God, this bad!
Ndi muniga naye kikusukkako man
Ndi mubi, mad
Mubiri, man
Tunywa shisha wano ani atatumanyi, none

Imagine
Twakatuuka naakava e London
Ngwa mu Nakkazi
Baddie yali yakolamu Nakkazi
Mbu ayoya company
Kumbe nazimba company
Nga mmwokya ky'ebiri
Napakasa nava ku bya luli
She said Kapeke Kapeke ndi busy
Sikulya bweritaba zzike
Kati bw'oba olaba ndi mupya mu city
Kivebulaaya ani gw'owa effite, eh!
Nze awo ne mmanya kati
Nina okutala ng'owe London, ah
Nakawa kya kkumi
This you know, nze azikola nze amanyi
Ko kko shumi shumiya
Bw'oba ommatira
Olina kusoosanga mpapula
Ye rule number one
Bw'oba ommatiza
Ky'olina okkola nga tonnagaziwa

I, I, I, I just got paid
(I just got paid)
Akasente naakakafuna
Teri kwerumya
I can't complain
(I can't complain)
I, I, I, I just got paid
Akasente naakakafuna
Teri kwerumya
I can't complain
(I can't complain)

So kati wamma yokka
K'obe uniform ne bw'oba mu layer
Mu kidigida we deya
Omwana awuuba nnyo alinga awuuba ebideeya
Kakkana gw'ofunye nze muka
Toloba tofunye mukaluba
Money talk ow'ekirimi tolirya
Nalayira obutaddemu nze kwerumya

I, I, I, I just got paid
(I just got paid)
Akasente naakakafuna
Teri kwerumya
I can't complain
(I can't complain)
I, I, I, I just got paid
Akasente naakakafuna
Teri kwerumya
I can't complain

Kapeke ndeese
Kapeke yuh know seh
Hello

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z