Akasanyalaze - Kapeke
Akasanyalaze - Kapeke

Akasanyalaze

109 views

Akasanyalaze Lyrics

Kapeke - Akasanyalaze Lyrics

Mu bano nze mbeera
Njaka nga munyenye
Laba mpita liiso ddene
Ntambula nga mufeere
Nkuba nga Umeme 
Combine ya mwenge bigere
Ayibambe tukube empeere
Batuyite bimpene mpene
Party weba ready, tubeera dede
Twagala kukyusa body

Akasanyalaze okawulira
Kyemanyi okawulira
Kebe Monday nze nfuluma
Manyi kimu kuvimba

Bangi bangi
Okimanyi olumya bangi
Bw'ozikola olumya bangi
Abayaye olumya bangi
Bwe nkutwalako ku lunch
Mbalaba bafunya punch
Kyanaku, banafu, bunafu
Banyumirwa kuba banafu, bunafu
Tulina majje eno si naku
Bwetutuuka tugukumirawo awo abo be baffu

Mu bano nze mbeera
Njaka nga munyenye
Laba mpita liiso ddene
Ntambula nga mufeere
Nkuba nga umeme 
Combine ya mwenge bigere
Ayibambe tukube empeere
Batuyite bimpene mpene
Party weba ready, tubeera dede
Twagala kukyusa body

Akasanyalaze okawulira
Kyemanyi okawulira
Kebe Monday nze nfuluma
Manyi kimu kuvimba

Ebitaala nabyo byatuta
Long time, long time
Tetukyasigala mu jam
Ky'ovolaba twetala buli time, buli time
Twagala kufuna good time
Kuba okimanyi
Ffenna omubali aah
Tugulya no mpaka ku maliri
Era okimanyi ffe mu kulya omubali, ah!
Tugulya ng'abalya wugali (wamma)

Dj tonkola bubi, ah!
Nyongera ku sound, ah!
Tetuli mu lockdown, ah!
Everything is all on me

Mu bano nze mbeera
Njaka nga munyenye
Laba mpita liiso ddene
Ntambula nga mufeere
Nkuba nga umeme 
Combine ya mwenge bigere
Ayibambe tukube empeere
Batuyite bimpene mpene
Party weba ready, tubeera dede
Twagala kukyusa body

Akasanyalaze okawulira
Kebe Monday nfuluma
Kapeke
Kapeke ndeese
Kapeke yuh know seh
Heelo!

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z