Waguan
Bassboi
Laaa, leee eh
Eh, yeah
Yabalabalabala
Nga bambi ky'abala kye mbala
Nga bwemmugamba baby lindako
Bambi ky'agoba kye ngoba
Nga bwemmugamba naawe todduka
Mukwano ky'ogoba kye ngoba mama
Mukwano bambi lindako
Era ky'obaza kye mbaza mummy
Nze nemmugamba future tedduka
Walaayi ky'ogoba kye ngoba nze akugamba
Mukwano naawe todduka
Mazima ky'ogoba kye ngoba maama
Mukwano naawe lindako
Yaŋŋamba mukwano kanzije
Walaayi kanzije ondabe
Yaŋŋamba walaayi kanzije baby
Walaayi kanzije e Ntebe
Ndi wano nkulinze baby aah ah
Yaŋŋamba kanzije e Ntebe
Ndi wano nkulinze mummy mama
Yaŋŋamba kanzije ondabe
Ndi wano nkulinze
Ayi
Sikyesobola maama
Ayi
Ndi wano nkulinze
Ayi
Sirina kya kola maama
Ayi
N'onfumbisa emmere
Ayi
Sirina kya kola maama
Ayi
Nze eyakukwana dear walaayi
Ayi
Sirina kya kola maama
Ayi
Ndi wano nkulinze
Ayi
Sirina kya kola maama
Ayi
Ne bwe banaggamba enjaga enkuba
Mukwano kasita obimanyi maama
Suula n'ebyo ofune ekibumba
Ebyange byonna obimanyi maama ah
Nzijidde na mu ngule
Ffe abaawangula engule
Njagala mazima ondabe
Mukwano mazima ndaba
Njagala mazima ondabe
Nze eyakwana era ndaba
Ndi wano nkulinze baby
Ayi
Sirina kya kola maama
Ayi
Ndi wano nkulinze
Ayi
Sirina kya kola maama
Ayi
N'onfumbisa emmere
Ayi
Sirina kya kola maama
Ayi
Nze eyakukwana dear walaayi
Ayi
Sirina kya kola maama
Ayi
Ndi wano nkulinze
Ayi
Sirina kya kola maama
Ayi
Ne bwe banaggamba enjaga enkuba
Ayi
Mukwano gw'obimanyi maama
Bassboi
Nzijidde na mu ngule
Ffe abaawangula engule
Njagala mazima ondabe
Mukwano mazima ndaba
Njagala mazima ondabe
Nze eyakwana era ndaba
Ndi wano nkulinze baby
Sirina kya kola maama