Hmmm
Ndibaawo
Yabalabalabala
Ndibaawo
Waguan
Ndibaawo
Bassboi
Nze ndi mugumu walaayi nvudde ku luggya
Kaŋŋende ngejje baŋŋamba love egezza
Eno gye ndaze mmanyi nti abangi gye mujja
Abansookayo walaayi mbeesunga era
Maama, nvudde mu ba single
Mbavuddemu kuba kati nina omwagalwa aah
Ndi mu mataala
Gankubyekubyemu nga ndi n'ono omwagalwa aaah
Yeah, yeah
Darling
Ensi ne bw'eriba ekalubye (ndibaawo)
Nze ndibaawo onkamule (ndibaawo)
Emyaka ne bwe giriba giyise (ndibaawo)
Nze ndibaawo ompalule (ndibaawo)
Eno ensi ne bw'eriba ekalubye baby (ndibaawo)
Nze ndibaawo onkamule ppaka (ndibaawo)
Emyaka ne bwe giriba gigenze (ndibaawo)
Nze ndibaawo nkukuume (ndibaawo)
Mukwano gw'oba ompa (eh)
Nga gubimbye teguyiika tetuguloosinga
Nze amazima nnoonya kikumi naye nina ekyenda
Nze ndibaawo teribaawo lw'olimmissinga
Ggwangamujje ono wange wuuno gwe ndeese
Ono ye aliko poliisi temunneekanga aaah
Ndi mu mataala
Gankubyekubyemu nga ndi n'ono omwagalwa aaah
Yeah
Ensi ne bw'eriba ekalubye (ndibaawo)
Nze ndibaawo onkamule (ndibaawo)
Emyaka ne bwe giriba giyise (ndibaawo)
Nze ndibaawo ompalule (ndibaawo)
Eno ensi ne bw'eriba ekalubye baby (ndibaawo)
Nze ndibaawo onkamule ppaka (ndibaawo)
Emyaka ne bwe giriba gigenze (ndibaawo)
Nze ndibaawo nkukuume (ndibaawo)
Ndibaawo
Kenkubyekubyemu nga ndi n'ono omwagalwa
Ndibaawo
Yeaaah
Ndibaawo
Ndibaawo