Yaba yaba yalo, yeah
Yaba yaba maama
Mukwano wulira ennaku
Olaba bendera enkubya!
Twalina ebiteeso, yeah ah
Twalina ebirooto, maama
Ebitutwala mu maaso, yeah aah
Twalina time
Twalina obudde obutereeza ebyakyaama
Nga we tujja
Bannaffe ate ne batandika okwecanga, yeah
Kati gwe ombuuza ki? (Yeah)
Obuuza ki? (Yeah)
Olinga atalaba kiki ekiri mu nsi sir
Oyambye otya abantu bo? (Yeah)
Twalina ebirooto ng'abatuuze ba wano
Nga ffe tumanyi tulina akalulu kagenda okuyamba owa wano
Ne tufuba tutuuke buli wantu okumatiza omutuuze wa kuno (yeah)
Abantu ne bavaayo mu bunkenke okulonda akalulu ka kuno
Nga beesiga kimu oyo Mukama Katonda tebeesiga mubazi wa kuno (yeah)
Naye obiraba nga bwe mbiraba (bino biruma)
Naye kikuluma nga bwe kinnuma (bano balumya)
Naye obiraba nga bwe mbiraba (ayayaya)
Naye kikuluma nga bwe kinnuma (bano balumya)
Naye obiraba nga bwe mbiraba (kwagala ggwanga lyange nze)
Naye kikuluma nga bwe kinnuma (bino biruma)
Naye obiraba nga bwe mbiraba (yeah maama)
Naye kikuluma nga bwe kinnuma (yeah eeeh)
Naye obiraba nga bwe mbiraba
Naye kikuluma nga bwe kinnuma
Naye obiraba nga bwe mbiraba
Naye kikuluma nga bwe kinnuma
Olaba bendera enkubya!