Waguan
Amanyi g'omukwano
Amanyi g'omukwano bwegatyo ooh aah
Bassboi
Wulira amaanyi g'omukwano
Mazima gandeeta eyo
Mukwano nze nasuze eno naye
Nasuze nkulowooza eno, ah
Ndi ku mwoto
Ndi bubi eno
Nze njagala kujja eyo
Nzikiriza nkulabe
Owomukwano nzija
Nzija n'omukwano ogutonnya, nzija
Maama nzija
Nzija n'amaaso agaloola, nzija
Walaayi nzija eyo
Nzija n'omukwano ogutonnya, nzija
Maama nzija
Nzija n'eddoboozi eriyimba, nzija
Nzija n'omukwano ogutonnya
Nzija mukwano tewetta
Nzija mukwano nzenna
Mukwano nzenna
Nzija walaayi gwe tontya
Nzija ky'oyagala ky'oyoya
Love love love love love love love
Eddoboozi terikyasituka
Amaaso tegakyasituka
Walaayi, nja kukaaba
Nzija mukwano yogera
Nzija kwata essimu
Nzija mukwano ndi mu mood
Owomukwano nzija
Nzija n'omukwano ogutonnya, nzija
Maama nzija
Nzija n'amaaso agaloola, nzija
Walaayi nzija eyo
Nzija n'omukwano ogutonnya, nzija
Maama nzija
Nzija n'eddoboozi eriyimba, nzija
Wulira amaanyi g'omukwano
Mazima gandeeta eyo
Mukwano nze nasuze eno naye
Nasuze nkulowooza eno, ah
Ndi ku mwoto
Ndi bubi eno
Nze njagala kujja eyo
Nzikiriza nkulabe
Owomukwano nzija
Nzija n'omukwano ogutonnya, nzija
Maama nzija
Nzija n'amaaso agaloola, nzija
Walaayi nzija eyo
Nzija n'omukwano ogutonnya, nzija
Maama nzija
Nzija n'eddoboozi eriyimba, nzija
Nzija n'omukwano ogutonnya
Nzija mukwano tewetta
Nzija mukwano nzenna
Mukwano nzenna
Nzija walaayi gwe tontya
Nzija ky'oyagala ky'oyoya
Love love love love love