Waguan
Bass…
Mukwano soma ennamba yo
N'amannya g'ereeta
Tofumba na kyeggulo
Kiri kw'ebyo bye ndeeta
Bassboi
Zuukusa omukwano gwebase
Omutima gwebake
Ate kati bwe nkuloota seebaka
Nayagala omutima gwebake
Nga ky'oyoya mukwano kye nkuwa
Sikkiriza na nkuba ekkube
Ndi mugumu ng'ali mu bwengula
Ng'omutima aguwanise mu bire
Mukwano wampa ki?
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Amazima wandiisa ki?
Bwe sikulaba walaayi ndwala
Mukwano wampa ki?
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Amazima wandiisa ki?
Bwe sikulaba walaayi ndwala
Wake up my bae
Wake up it's a sweet morning
Look at your gate
Look at me I'm smiling
Nze kankube ku mabbali
Ng'omuvubi n'enkasi
Ewange olinga baby
Nkukwata nga kakyavula
Mukwano soma ennamba yo
N'amannya g'ereeta
Tofumba na kyeggulo
Kiri kw'ebyo bye ndeeta
Mukwano wampa ki?
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Amazima wandiisa ki?
Bwe sikulaba walaayi ndwala
Mukwano wampa ki?
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Amazima wandiisa ki?
Bwe sikulaba walaayi ndwala
Zuukusa omukwano gwebase
Omutima gwebake
Ate kati bwe nkuloota seebaka
Nayagala omutima gwebake
Nga ky'oyoya mukwano kye nkuwa
Sikkiriza na nkuba ekkube
Ndi mugumu ng'ali mu bwengula
Ng'omutima aguwanise mu bire
Mukwano wampa ki?
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Amazima wandiisa ki?
Bwe sikulaba walaayi ndwala
Mukwano wampa ki?
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Amazima wandiisa ki?
Bwe sikulaba walaayi ndwala
Mukwano wampa ki?
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Amazima wandiisa ki?
Bwe sikulaba walaayi ndwala
Mukwano wampa ki?
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Amazima wandiisa ki?
Bwe sikulaba walaayi ndwala
Wake up my bae
Wake up it's a sweet morning
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Look at your gate
Look at me I'm smiling
Bwe sikulaba walaayi ndwala
Bwe nkuloowoozaako nze nkaaba
Bwe sikulaba walaayi ndwala