Omwana Wabandi - King Saha, Ziza Bafana
Omwana Wabandi - King Saha, Ziza Bafana

Omwana Wabandi

48 views

Omwana Wabandi Lyrics

King Saha, Ziza Bafana - Omwana Wabandi Lyrics

Gwe mukwate, mukwate gwe
Hmmm
Nkugambye mukwate, mukwate
Bwaba wuwo
Munyweze, ah

Oyo akwagala avaayo n'akulwanirira
Omuntu akwagala talikutuuza mu nzikiza
Yadde mu nzikiza
Akuwaana ng'era akulaba, yeah
Takkubaakuba kuba yamanya gwe tokubwa
Talikuteeka mu jjengo
Talikugatta n'abo mu mulengo eh
Teyesimbaawo
Oba omuwe oba omugaane
Bwaba wuwo, era

Mukwate ng'omwana waabandi
(Omwana waabandi)
Mukwate tomuganya kugwa bambi
(Omwana waabandi)
Mukwate ng'omwana waabandi
(Omwana waabandi)
Mukwate tomuganya gguba bambi
(Omwana waabandi)

Tomukuba miggo, ooh
Tomutiisa maaso, ooh
Ssi bya ndiba nti byo biiso, eeh
Bye mwateesa edda
Bye mulina okunyweza ebyo
Ng'agatta bw'ogatta
Bwe mujja okufissaawo
Love bw'ogipambana
Yiii nayo ekupambana
Munnange nyweza gw'olina
Bw'omulekawo agenze tolina

See also  Number One Lyrics - Bobi Wine & Nubian Li ft. Navio

Mukwate ng'omwana waabandi
(Omwana waabandi)
Mukwate tomuganya kugwa bambi
(Omwana waabandi)
Mukwate ng'omwana waabandi
(Omwana waabandi)
Mukwate tomuganya gguba bambi
(Omwana waabandi)

Muleke abirye
Yaguma nnyo asabe ofune (ng'alya)
Muleke afune
Teyajja mu love kuba adibye (hapana)
Buli lw'omumissinga omukubirangako nemuchatinga
Tolimuloosinga ng'omulovinga ate n'ocaringa
Abaayo nga yeesunga
Okomewo ewaka nga weetisse era
Omwana bw'akuuma eka
Oluusi nootadda alinda eka
Asigalayo ng'akuuma eka
Ng'akulindidde eka

See also  Natereeza Lyrics - Maro ft. King Saha

Mukwate ng'omwana waabandi
(Omwana waabandi)
Mukwate tomuganya kugwa bambi
(Omwana waabandi)
Mukwate ng'omwana waabandi
(Omwana waabandi)
Mukwate tomuganya gguba bambi
(Omwana waabandi)

Mukwate ng'omwana waabandi
(Omwana waabandi)
Mukwate tomuganya kugwa bambi
(Omwana waabandi)
Mukwate ng'omwana waabandi
(Omwana waabandi)
Mukwate tomuganya gguba bambi
(Omwana waabandi)

Gwe mukwate
Gwe mutwale
Eeh eeh
Mutwale
Gwe mukwate
Nkugambye mukwate
Eeh eeh
Munyweze
Eeh eeh
Aah aah
Omwana mutwale
Mutwaleyo

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

King Saha Lyrics

Show all β†’

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z