Njagala gaba mutima gwange (P.2)
Njagala gaba ssanyu lyange (P.2)
Njagala gaba bulamu bwange (P.4)
Njagala gaba love yange eno
Nessim Pan Production
Nga bakwagadde weewaana
Nga bakukyaye weecanga
Ng'olina akwagala ng'assa
Omulaba nga ye w'ekyasa
Era biwooma ah
Wabula biwooma
Ng'olina akwagala gwe biwooma
Wabula biwooma
Gwe nawa omutima mu P.2 (aah ah)
Yambulako nze mu P.2 (aaah ah)
Gwe nawa omutima mu P.4 (aah ah)
Yambulako nze mu P.4 (aaah ah)
Ne gwe nawa omutima mu P.6 (aah ah)
Yagenda na musajja mu DT (aaah ah)
Gwe nakoppera mu P.7
Yamblockinga mu future
Baŋŋamba teweevumanga nsi
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Gwe nalinda mmutuuseeko
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Nze baŋŋamba teweevumanga nsi yo
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Owoomukwano nkutuuseeko era
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Ndabye n'omutima gwange
Ndaajanira mukwano gwange
Kuba buli gwe nawa omutima gwange (aah ah)
Yagenda n'omutima gwange (aaah ah)
Gwe nawa omutima mu P.2 (aah ah)
Yambulako nze mu P.2 (aaah ah)
Gwe nawa omutima mu P.4 (aah ah)
Yambulako nze mu P.4 (aaah ah)
Ne gwe nawa omutima mu P.6 (aah ah)
Yagenda na musajja mu DT (aaah ah)
Gwe nakoppera mu P.7
Yamblockinga mu future
Ndabye n'omutima gwange (aah ah)
Ndaajanira mukwano gwange (aaah ah)
Nti buli gwe nawa omutima gwange (aah ah)
Komyawo omutima gwange (aaah ah)
Baŋŋamba teweevumanga nsi
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Gwe nalinda mmutuuseeko
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Nze baŋŋamba teweevumanga nsi yo
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Owoomukwano nkutuuseeko era
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Njagala gaba mutima gwange
Njagala gaba ssanyu lyange
Njagala gaba bulamu bwange
Njagala gaba love yange
Njagala gaba byange byonna
Njagala gaba bintu byange
Kuba bali be nawa omutima gwange nze
Baayuza omutima gwange nze
Baagulya nga gwe na cake (aah ah)
Nga bamanyi nti nina ssente (aaah ah)
Olwo bagudde ku mulyassente (aah ah)
Kabalye ssente balye n'omwana (aaah ah)
Nga bamanyi ssente za Amooti (aah ah)
Nafunamu bampita Amooti (aaah ah)
Nga bamanyi ssente za Akiiki (aah ah)
Daddy King yafuna ssente (aaah ah)
Baŋŋamba teweevumanga nsi
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Gwe nalinda mmutuuseeko
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Nze baŋŋamba teweevumanga nsi yo
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Owoomukwano nkutuuseeko era
Nga tonnafa teweevumanga nsi yo
Nga bagudde ku mulyassente
Naye kati nze nafunamu gwe
Omwana amanyi cake
Omanyi bino omanyi