Eeeh, ooouuu!
Tukumagane nnyo mukwano
Oooh, yeeeh, aaah!
Gwe wasooka yakufumitamu effumu
Omutima yaguwumulamu ebituli
Oyo yakulimba nnyo obulamu ye yabutatana
Yatandika akuwaana waana ate kumbe ebiseera byo abimala
Bwe watekamu gear, eky'obulumi yakulamu gear
Naye nga yakutisa nnyo obusungu olina bungi nnyo
Ne banno wabagambyeko, era nabo yabannyiza nnyo
Abantu banyivu
Ebya love babivuddeko
Babiraba nga bukyaffu
Kale nga byabatamye nnyo
Ooh bambi banyivu
Eyo love bagivuddeko
Bagiraba ya kiyaaye
Oooh, byabatamye nnyo
Nyumirwa nnyo nze love nga tuba mu first class
Am so delicate like a glass, he!
Mmmh, am a class apart
Njagala obe so nice to me
Love ogitekemu amasavu enyirire
Tugijje ku sigiri
Nkusaba tonnyizanga (he!)
Tonswazanga, tonkola nga bali
Be baleka e Munyonyo (ooohh nnhha eeh!)
Abantu banyivu
Ebya love babivuddeko
Babiraba nga bukyaffu
Kale nga byabatamye nnyo
Ooh bambi banyivu
Eyo love bagivuddeko
Bagiraba ya kiyaaye
Oooh, byabatamye nnyo
Era kyenkusaba mukwano oyitangayo n'akabaasa
Bw'olibanga ojja, oyitangako n'akabaasa
Akabaasa mukwano ng'okasiba katekemu ebisubizo
Obitukirizanga tongiwa ssebo
Sikulimbe nti sisobye, ekyo nedda aah
Guno omukwano ku highway tegusanamu endima
Ate ekirala kye ndabye, ggwe osaana kususutibwa nakuwanibwa
Ekyo nkusubiza aah, eeh
Abantu banyivu (banyivu)
Ebya love babivuddeko (mmh banyivu)
Babiraba nga bukyaffu (heee!)
Kale nga byabatamye nnyo (byabatamye, eh)
Ooh bambi banyivu (banyivu)
Eyo love bagivuddeko (banyivu)
Bagiraba ya kiyaaye (ya kiyaaye)
Oooh, byabatamye nnyo (ooh banyivu)
Abantu banyivu (abantu banyivu)
Ebya love babivuddeko (heee!)
Babiraba nga bukyaffu (bukyaffu)
Kale nga byabatamye nnyo (byabatamye, eh)
Ooh bambi banyivu (byabatamye)
Eyo love bagivuddeko (babivuddeko)
Bagiraba ya kiyaaye (oooh)
Oooh, byabatamye nnyo
Oooaaah!
Banyivu
Abantu banyivu, eh
banyivu
Eeeh