Bulijjo gwenonya nga n'otulo sifuna
Olwa leero mufunye eh eh
Mponye okuwubala
Bulijjo gwenonya n'otulo sifuna
Olwa leero mufunye eh eh
Mponye okuwubala
Ddala okufuna omubeezi kizibu nnyo ooh mmh
Waliwo gw'oba oyagala nga takwagala haa!
Ate oyo gw'otayagala nga yakufirako oooh
Naye ono gwe nafunye
Ddala tumatchinga
Aŋŋamba by'ayagala
Nange ne ŋŋamba bye njagala
Mulungi andaga care
Nange kyenva muyita dear
Bulijjo gwenonya nga n'otulo sifuna
Olwa leero mufunye eh eh
Mponye okuwubala
Bulijjo gwenonya n'otulo sifuna
Olwa leero mufunye eh eh
Mponye okuwubala
Mwe ababadde banstalkinga
Nze nafunye yo ambookinga
Ate nze sijja mu cheatinga aaah
Ono yekka nze gwe nfeelinga
N'omutima yagutreatinga
Bwa bulawo ne mumissinga aah eh
Mu bugagga ne mu bwavu
Nze nabeera nga naawe
Yeggwe anambusa ebiwonvu
Bulijjo gwenonya nga n'otulo sifuna
Olwa leero mufunye eh eh
Mponye okuwubala
Bulijjo gwenonya n'otulo sifuna
Olwa leero mufunye eh eh
Mponye okuwubala
Mufunye gwe mbadde nonya aah
Obuguminkiriza kintu kikulu nnyo oooh
Bw'oguminkiriza ofuna ekitufu oouu aaah
Amaziga nze gembadde nkaaba
Omwana leero agasangude
Omutima ogubadde gulwala
Olwa leero aguvumudde
Abensaalwa nga muswadde
Omulungi muwangudde
Mbalaba amanyi gabawedde eeeh
Bulijjo gwenonya (bulijjo gwenonya) nga n'otulo sifuna (mufunye wuuno)
Olwa leero mufunye eh eh (Nina owange)
Mponye okuwubala (sikyanonya)
Bulijjo gwenonya (bulijjo gwenonya) n'otulo sifuna (mufunye wuuno)
Olwa leero mufunye eh eh (sikyetaaga abo)
Mponye okuwubala (ab'emimwa muswadde)
Bulijjo gwenonya (bulijjo gwenonya nze) nga n'otulo sifuna (mufunye wuuno)
Olwa leero mufunye eh eh (mulina mulina nze)
Mponye okuwubala (mufunye)
Bulijjo gwenonya (bulijjo gwenonya) n'otulo sifuna (bulijjo gwenonya)
Olwa leero mufunye eh eh (mufunye mufunye)
Mponye okuwubala (eeeh eeeh, oouu mufunye ye wange teri mulala mmmh)