Kyowulira - Winnie Nwagi
Kyowulira - Winnie Nwagi

Kyowulira

20 views

Kyowulira Lyrics

Winnie Nwagi - Kyowulira Lyrics

Winnie Nwagi, Ooooh lalalalalala lalala oooh eeh yah!

Twatandika nga mukoka
Tufuuse mu omugga
Twavva mu kukongojja
Kati tulabe tubuuka
Buuka buuka mbuke
Loota loota ndoote
Wujja wujja mpujje
Tuli labirawo nga bukedde

Bwe nzijukira gye twayita
Ne gye twatuuka
Nze munda muli nsanyuka
Nga ggwe muntu wange

Ky'owulira, bw'oba webasse
Ky'owulira, bw'oba ozukusse
Nange nkiwulira, eno nange nkiwulira
Ky'owulira, gwe nga webasse
Ky'owulira, oba ozukusse
Nange nkiwulira, eno nange nkiwulira

Muli buli corner
Onnyoola mpulira ennyingo
Ozigatulula gwe owulira otya
Nze mpulira bulungi nga wooli
Nzula bulungi nga wooli
Ky'oli kyendi baby baby oouu yeah
Baby baby oouu!

Kati tuseyeya tuseyeya
Tuli ku mazzi eno tuseyeya
Ogwaffe si mayengo tweyagala
Nkimanyi naawe bw'owulira

Ky'owulira, bw'oba webasse
Ky'owulira, bw'oba ozukusse
Nange nkiwulira, eno nange nkiwulira
Ky'owulira, gwe nga webasse
Ky'owulira, bw'oba ozukusse
Nange nkiwulira, eno nange nkiwulira

Nannyini lubirizi lwange
Nannyini mutima gwange
Nannyini maaso gange
Bw'ozibiriza siraba
Nkiwulira ekikunnyiza
Ekikukaabya nenkugumya
Mulira mpulira n'ebikusessa
Mbiwulira aaaaah

Ky'owulira, bw'oba webasse
Ky'owulira, bw'oba ozukusse
Nange nkiwulira, eno nange nkiwulira
Ky'owulira, gwe nga webasse
Ky'owulira, bw'oba ozukusse
Nange nkiwulira, eno nange nkiwulira

Ky'owulira, bw'oba webasse
Ky'owulira, bw'oba ozukusse
Nange nkiwulira, eno nange nkiwulira
Ky'owulira, gwe nga webasse
Ky'owulira, bw'oba ozukusse
Nange nkiwulira, eno nange nkiwulira

Ky'owulira aah ah
Ky'owulira aah aaaah oooh haaa iih
Ky'owulira haaaa
Ky'owulira aaah
Nange, nange mba nkiwulira

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Winnie Nwagi Lyrics

Show all β†’

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z