Wandiisa Ki - Rema Namakula
Wandiisa Ki - Rema Namakula

Wandiisa Ki

39 views

Wandiisa Ki Lyrics

Rema Namakula - Wandiisa Ki Lyrics

Nessim Pan Production

Amaaso gange tegatera kukemebwaKuba ekirungi n'ekibi nkyawuulaAte n'ekinazaala, emirerembe, nakyo Mukama ekimponyaNzijukira nakulabakobulabi bwenti, ememe n'entyemukaSimanyi kye wankola oba kye wampa kyonna, uh naye wakikola!

Mbuza wandiisa ki?Wanyweesa ki?Wantegeesa butego ki gwe?Uh Nze wandiisa ki?Wanyweesa ki?Abalala byebatalaba! (Eyo)Mbuza wandiisa ki?Wanyweesa ki?Wantegeesa butego ki gwe?Uh Nze wandiisa ki?Wanyweesa ki?Nkusaba leero ombulire!

Omulungi ategomba kuba n'amubutaalaTolinga bbali ba ArnoldBwagula ecupa, olwo ne yetaala ebaala yonna emulengereNze abo wabamponya, bakayoolaAte nange ndi simple nga bw'olabaWama sembera, nange kansembere, tukikubemu bwetuti (sabula)Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-paBalabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa

Mbuza wandiisa ki?Wanyweesa ki?Wantegeesa butego ki gwe?Uh Nze wandiisa ki?Wanyweesa ki?Abalala byebatalaba! (Eyo)Mbuza wandiisa ki?Wanyweesa ki?Wantegeesa butego ki gwe?Uh Nze wandiisa ki?Wandiisa ki?Nkusaba leero ombulire!

Abageya bageya abanyumya banyumya ebiboozi, naye nze sibiwuliraNafuka kigala, ppamba gwentadde mu matu gano golaba babySegomba bingi kuba byenegomba byonna, biri mugwe dearWama sembera, nange kansembere, tukikubemu bwetuti (sabula)Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-paBalabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa (sabula)Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-paBalabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa

Mbuza wandiisa ki?Wanyweesa ki?Wantegeesa butego ki gwe?Uh Nze wandiisa ki?Wanyweesa ki?Abalala byebatalaba! (Eyo)Mbuza wandiisa ki?Wanyweesa ki?Wantegeesa butego ki gwe?Uh Nze wandiisa ki?Wanyweesa ki?Nkusaba leero ombulire!

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z