Wano Wano - Rema Namakula
Wano Wano - Rema Namakula

Wano Wano

31 views

Wano Wano Lyrics

Rema Namakula - Wano Wano Lyrics

Hello papa
Akasimu nga tokakwata?
Pull It

Babe, eno yakedde kutonnya wange
Yasudde n’ebitooke yeah
Ebikondo byatadde nzikiza
Kata ntomere n’ebisenge
Njagala sweet kabalagala
Njoya ka heat nkugoberera
Tonnenya kugikuba
Ngikuba kuba sinnaba kubuguma
Ndi mu kadirisa n’akabinika (babe)
Ntegese ka kaawa ogenda kukanywa (babe)

Wano wano
W’okutte wano wano ooh
Bino bino ooh
Gw’abisobola bino bino
Bino bino
Wano wano
W’okutte wano wano ooh
Bino bino ooh
Gw’abisobola bino bino
Bino bino

Nkumye n’akabaani
Ninze kukulaba sweet heart
Lupanka n’akagaali
Njagala nkuwulire so so much
Ndi mu kadirisa n’akabinika (babe)
Ntegese ka kaawa ogenda kukanywa, hmmm
Tolwayo gyoli ah
Tonnumya omutima darling ah
Kadagala kanywe nga kookya (my bae)
Mukwano gwo gulye nga gwokya (my bae)

Wano wano
W’okutte wano wano ooh
Bino bino ooh
Gw’abisobola bino bino
Bino bino
Wano wano
W’okutte wano wano ooh
Bino bino ooh
Gw’abisobola bino bino
Bino bino

Njagala sweet kabalagala
Njoya ka heat nkugoberera
Tonnenya kugikuba
Ngikuba kuba sinnaba kubuguma
Kadagala kanywe nga kookya (my bae)
Mukwano gwo gunywe nga gwokya (my bae)

Wano wano
Herbert Skillz gwe bawaana
W’okutte wano wano ooh
Bino bino ooh
Gw’abisobola bino bino
Bino bino

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z