(verse)
Aligamba nababulako bakube obulango
Naye nga wa
Nali kitabo Kiri open
Kyebalina okusoma tebaasoma
Nga buli w'onkwaata weyagala
Olweyagala sirwakuno
Nga kyeweekakasa onsobola
Gwe aŋŋondereza okira pillow
Nga ndi mu mikono gyo
Mba wakukuba party ku mikolo gyo
Eeh ng'omukwano gwo gweguliko
Osweetizer omutima gwange wasalako
(chorus)
Mpozi nekirara
Tonva ku mutwe guno
Nkujjukira (leta wano)
Engeri gyewakwatamu omutima yanjawulo
Nkujjukira (leta wano)
Nz'ondowozesa tonva ku mutwe guno
Nkujjukira (leta wano)
Nina Tattoo ya face yo ku buwongo kuno
Nkujjukira (leta wano)
(verse)
Engeri gye'wakwatamu omutima
Ya′ngeri ndala
Lusuku lwange lwambala
Omanyi ne mami yanjula colour
Nze okunyumako, sisooka kwambala
Wabula nataama
I know you know de grama
De wa mato watle whiner
Tetuli ba miner
Ka love dance finer
You're sika fi di when me whiner
Sikuma muliro
Tondyaamu lukwe
Ka kibe kyooja mumiro
Cast a fire
Sikuma muliro
Kakiss ku lips obutalya muziro
Maso taala ag'amulisa mu biro
Nze gyotali tebantuma bantume gyooli
Nebwesiva munfo
(chorus)
Kuba Tonva ku mutwe guno
Nkujjukira (leta wano)
Engeri gyewakwatamu omutima yanjawulo
Nkujjukira (leta wano)
Nze ondowozesa tonva ku mutwe guno
Nkujjukira (leta wano)
Nina Tattoo ya face yo ku buwongo kuno
Nkujjukira (leta wano)
Wansoma
(verse)
Nga buli w'onkwaata weyagala
Olweyagala sirwakuno
Nga kyeweekakasa onsobola
Gwe aŋŋondereza okira pillow (Herbert Skills Pon Dis One)
Nze gyotali tebantuma bantume gyooli
Eyo Beats Pon De beat in a coffee shop
Ebirala batwaale bandekere gyooli
I don't wanna drink this in a dirty cap
Kneel down
Tondyaamu lukwe ka kibe kyooja mumiro
Cast a fire
Sikuma muliro
Ka kiss ku lips obutalya muziro
Nga ndi mu mikono gyo
Mba wakukuba party ku mikolo gyo
Eeh ng'omukwano gwo gweguliko
Osweetizer omutima gwange wasalako
(chorus)
Mpozi n'ekirara
Tonva ku mutwe guno
Nkujjukira (leta wano)
Engeri gyewakwatamu omutima yanjawulo
Nkujjukira (leta wano)
Nze ondowozesa tonva ku mutwe guno
Nkujjukira (leta wano)
Nina Tattoo ya face yo ku buwongo kuno
Nkujjukira (leta wano)
Wansoma