Nyweera - Sheebah
Nyweera - Sheebah

Nyweera

40 views

Nyweera Lyrics

Sheebah - Nyweera Lyrics

(verse)

Bagala nve city
Nzire sakala noge amapeera
Banyumirwa nyiga jutte
Bobagamba nina okujeera
Banjaga ndi lunkupe
Mububbi bwenina okubeela
Ekibanyiza nti nfundikila nkomyewo nate era
Sheebah katonda ali nawe
Gumma katonda ali naawe
Bambi katonda ali naawe
Nwyeera masajja kuba ye ali naawe

(chorus)

Kati sheebah nwyeera
Bambi nsaba nwyeera
Sheebah fubba okole wekunganye bambi nyweera
Zukuka keera
Olumbe nate era
Kola nnyo tobafanana
Oli nkoko nseera

(verse)

Ndi kaana kabaata
Ka kabaata
Ka kabaata yee
Ndi kaana kabaata
Ka kabaata
Ka kabaata yee
Oyo Katonda yamanyi
Yamanyi ebyange
Bangi bebuuza
Omwana akikola atya oyo
Nange newunya
Mungu okunjagala nze ani
My lord
Yeyanteka ku board
My lord
Sebbo antuzza naba lord
Bambi katonda ali naawe
Nwyeera masajja kuba ye ali naawe

(chorus)

Kati sheebah nwyeera
Bambi nsaba nwyeera
Sheebah fubba okole wekunganye bambi nyweera
Zukuka keera
Olumbe nate era
Kola nyoo tobafanana
Oli nkoko nseera

(verse)

Nzalibwa kweno ensi
Namwe muzalibwa kweno ensi
Obunyiza obujjawa obunafuna atali Jesus
Mukeleya process
Nebwelabira nti ebyensi byansi
Bagala nve city
Nzire sakala noge amapeera
Banyumirwa nyiga jutte
Bobagamba Nina okujeera
Banjagala ndi lunkupe
Mububbi bwenina okubeera
Ekibanyiza nti nfundikira nkomyewo nate era
Sheebah katonda ali naawe
Gumma katonda ali naawe
Bambi katonda ali naawe
Nwyeera masajja kuba ye ali naawe

(chorus)

Kati sheebah nwyeera
Bambi nsaba nwyeera
Sheebah fubba okole wekunganye bambi nyweera
Zukuka keera
Olumbe nate era
Kola nnyo tobafanana
Oli nkoko nseera

(chorus)

Kati sheebah nwyeera
Bambi nsaba nwyeera
Sheebah fubba okole wekunganye bambi nyweera
Zukuka keera
Olumbe nate era
Kola nnyo tobafanana
Oli nkoko nseera

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Sheebah Lyrics

Show all β†’

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z