Muwomya - Sheebah, King Saha
Muwomya - Sheebah, King Saha

Muwomya

45 views

Muwomya Lyrics

Sheebah, King Saha - Muwomya Lyrics

(Intro)

Iiiyeahhh, Nessim Pan Production
Kano nkayimbye lwa mukwano (Muwomya owomya)
Naye omukwano
Nkwagala ebirungi (Muwomya owomya)
Maama birungi

(Chorus)

Nkwagala nnyo kale wetale (Muwomya owomya)
Oli wakabi nnyo kale byekole (Muwomya owomya)
Wabula onyumisa obulamu byekole ggwe, anti (Muwomya owomya)
Maama nemmala nkulaba mba maze (Muwomya owomya)
Aah ssh aah ssente noleeta ssh aah
Life nekyuka ssh aah
Ky'okwata kyenkwata aah
Dollar notoola ah (aah oouu)
Muwomya nze munowo njagala ombalire nga mubano bo
Muwomya nze munowo asingayo okukwagala muno wo, muwomyaaa!!
Bangi mbalaba naye era gwe aliko

(Verse)

Nkwagala nnyo kale wetale (Muwomya owomya)
Oli wakabi nnyo kale byekole (Muwomya owomya)
Wabula onyumisa obulamu byekole ggwe, anti (Muwomya owomya)
Maama nemmala nkulaba mba maze (Muwomya owomya)
Kyoba omanya nkwetaga (owomya)
Era nkulinda lwolidda eka (owomya)
Nze bwenkulaba nekyanga (owomya)
Wabula onyumisa obulamu wekyanga (owomya)
Onyumisa obulamu ssebo
Nkwagala okammala ayi
Kino ekidongo kikyo
Yeggwe anzijanjaba kyemba mba nganereeta

(Chorus)

Nkwagala nnyo kale wetale (Muwomya owomya)
Oli wakabi nnyo kale byekole (Muwomya owomya)
Wabula onyumisa obulamu byekole ggwe, anti (Muwomya owomya)
Maama nemala nkulaba mba maze (Muwomya owomya)

(Outro)

Kano nkayimbye lwa mukwano (Muwomya owomya)
Naye omukwano
Nkwagala ebirungi (Muwomya owomya)
Maama birungi
Jangu eno nkwetaga aaaah (Muwomya owomya)
Kwata kwata kwata oyi (Muwomya owomya)

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Sheebah Lyrics

Show all β†’

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z